Skip to content Skip to footer

Aba Alshabaab babasuuzizza ekibuga

Alshabaab in kenyAb’omukago gwa Africa mu Somalia beddizza ekimu ku bibuga ebyaali byawambibwa abatujju ba al-Shabaab

Abajaasi ba Kenya bamaze okwesogga ekibuga kye Bardere  nga kino kibadde kya bayeekera okuva mu mwaka gwa 2008

Bbo abaduumizi ba Alshabaab babiri beebattiddwa mu lutalo lw’okuwamba ekibuga kino.

Aba Alshabaaba bano tebannanyega kigambo.

Leave a comment

0.0/5