Skip to content Skip to footer

Aba DP banoonya loodimeeya

File Photo: Meeya wa Kampala nga yogeera
File Photo: Meeya wa Kampala nga yogeera

Ab’ekibiina kya Democratic party batandise kawefube w’okukunga ba memba abaagala okwesimbawo ku bwa loodi meeya.

Omwogezi wa DP Kenneth Paul Kakande agamba okusooka bakutegeeza omuloodi wa kampala Elias Lukwago balabe oba anavuganya nga bwanagaana olwo basimbewo omulala.

Mungeri yeemu ekibiina kya  Democratic Party kyakakakasa empapula z’obuyigirize azabantu 100 abaagala okwsimbawo ku bubaka bwa palamenti.

Oluvanyuma bano nabo amanya gaabwe gakuwerezebwa mu mukago oguvuganya gavumenti.

Leave a comment

0.0/5