Poliisi mu disitulikiti ye Pallisa etandise okunonyereza ku kutibwa kw’abaana 3.
Omwogezi wa poliisi mu bitundu bye Bukedi Michael Odongo abagenzi abamenye nga Charles Tukei, Joseph Adupa ne Francis Odeke bano nga batugiddwa emirambo gyabwe negisulibwa mu kitoogo kye Odwarata.
Kigambibwa nti abaana bano babadde benyigira mu bumenyi bw’amateeka obutali bumu ku kyalo wabula nga era bakyanonyereza ne ku nsonga eno.