Bya Moses Ndhaye
Gavumenti eriko etteeka lyeleeta okukangavvula omuntu yenna anaakwatibwa nga awa abaana bokunguudo ssente.
Kamissiona avunanyizibwa ku by’okwewala obubenje wamu n’ebyobulamu mu minisitule y’ekikula ky’abantu David Mugisa agamba baagala kulaba nga batiisa abaana okweyiwa ku nguudo.
Agamba baagala kulaba nga babonereza n’abantu abasindika abaana bokunguudo okusabiriza oluvanyuma nebabagyamu ensimbi.
kino kiddiridde abaana okwongera okweyiwa ku nguudo nga n’abamu e Kampiringisa gyebatwalibw abaddukayo.
Bano bali nyo nguudo za Luwum street wamu na kampala road