Bya Ivan Ssenabulya
Abataputa ensonga z’ebyobufuzi balabudde ku bunsungu obusukiridde mu bawagizi naddala abavubuka, mu gwanga.
Okulabuka kuno kukoleddwa Prof Mwambustya Ndebesa, ngagambye nti embeera eno eyob utawuliziganya nobutaguminkirizigany, eyinza okuvaamu akatyabaga nobutali butenekevu mu gwanga.
Prof Ndebesa okwogera bino abadde ayanukula ku mbeera eyaliwo, mu gandaalo erya sabiiti, ekibinja kyabavubuak abagambibwa aokubeera abawagizi bekisnde kya People Powere bwebalumba Dr Kiiza Besigye, e Mengo bweyalai afuluma astudio za radio emu.
Ono alagudde nti uaganda gyeraa walabika ssi wanagu, kalenga ekyamangu kikgwana kikolebwe.