Skip to content Skip to footer

Abawala banunuddwa

File Photo: Abawala abakwakibwa nga bakukusibwa
File Photo: Abawala abakwakibwa nga bakukusibwa

Abawala abasoba mu 20 beebanunuddwa okuva ku bantu ababadde babatwala okukola e Dubai ng’abakozi b’awaka

Bano babakwatidde mu distulikiti ye Kumi.

Abawala bano bataasiddwa poliisi nga nakati bakyaali ku poliisi ye Kumi.

Aduumira eggye ezzibizi mu bitundu bye Teso Maj. Robert Opolot agambye nti abawala bano babadde basuubuziddwa omusaala gwa mitwalo 25 buli mwezi

Abawala bano babadde bakukusibwa kansala mu kitundu nga naye kati batandise okumunonyerezaako.

Leave a comment

0.0/5