Agava mu bitundu bye Rwenzori galaze nga abantu abaduka okulwanagana nebava mu makaagabwe, kaakano bwebaboyaana olw’ebula ly’emmere eribalumbye gyebali
Kinajukirwa nti abasinga kubano beekukuma mu nkambi ye Bukwanga, wabula kakano emere ebawedeko, songa n’amazzi tebakina.
Twogedeko ne Tom Ndyanabo nga ono yakulira Red Cross e Bundibugyo natutegeeza nti mukaseera nti mukaseera kano bano besigamye ku buyambi bwa Redcross, kyoka nga n