Skip to content Skip to footer

Abe Rwenzori poliisi etandise okubagyako ebissi

File Photo: Aba Police ku kabangaali ya bwe
File Photo: Aba Police ku kabangaali ya bwe

Poliisi mu bitundu bye Rwenzori ebakanye ne kawefube w’okuggya ku batuuze bomu kitundu kino ebissi oluvanyuma lw’abantu abasoba mu 20 okutibwa mu kulwanagana.

 

Omwogezi wa poliisi mu bitundu bino  Lydia Tumushabe bakoze kino oluvanyuma lw’okufuna amawulire nti waliwo abaagala okulumba banaabwe.

 

Wabula agamba embeera eri mu nteeko nga era bateekateeka kusisinakanamu batuuze babakakase nti poliisi esobola okubawa obukuumi kale baweewo ebyokulwanyisa byabwe.

Leave a comment

0.0/5