Skip to content Skip to footer

Akabenje k’enyonyi- Omuwendo gw’abafudde gweyongedde

File photo: Enyonyi ya Indonesia
File photo: Enyonyi ya Indonesia

Omuwendo gw’abantu abakafa oluvanyuma lw’akabenje k’enyonyi mu ggwanga lya Indonesia gulinye okutuuka ku bantu 141 mu kibuga Medan.

Amagye gakakasizza nga abantu bonna 122 abaabadde ku nyonyi bwebatalutonze oluvanyuma lw’enyonyi okutomera woteeri n’emmotoka n’ekwata omuliro.

 

Abaasinze okufa baabadde banganda b’abajaasi nebakyala baabwe.

Leave a comment

0.0/5