Skip to content Skip to footer

Besigye awandiisiddwa mu mukago

Besigye arrivesAkutte bendera y’ekibiina kya FDC mu kulonda gwa 2016 Dr Kiiza Besigye olwaleero awandiisiddwa okwesogga olwokaano lw’abo abagaala okukwata bendera y’omukago gwa The Democratic Alliance.

Besigye agambye ssi wakulekera awo kusaba nongosereza mu mateeka ga bya kulonda

Ono yegasse ku Gilbert Bukenya ne Norbert Mao abasooka okuwandiisibwa

Ku bano bonna, omu y’agenda okulondebwa okukwata bendera y’abavuganya mu kulonda kwa 2016

Leave a comment

0.0/5