Skip to content Skip to footer

Aba Taxi bakaaba

File Photo: Baddereva ba Taxi mu lukunmwana
File Photo: Baddereva ba Taxi mu lukunmwana

Abagoba ba taxi ku stage ye Kasubi ne Kawempe bawanjagidde ekitongole kya KCCA okuvaayo mubwangu babafunire gyebaba bakolera basobore okuganyulwa mulimu gwabwe.

Bano abasangidwa mu paaka ya Namaiba bagamba KCCA yabagoba mu paaka nebasula mu paakaya Namirembe kyokka nga nabaliyo nabob babagobye mukulwanagaana okwalesse banabwe nga banyiga biwundu.

Abadereva bagaseeko nti mu Namaiba abasabazze basanga obuzibu okulinyirayo nga mukiseera kino basazewo kutula mu mmotoka zabwe.

KCCA yagoba emotooka zonna ezekasubi ,Nankulabye ne Nansana mu paaka empya nekigendererwa kyokukendezza kumujuzo era newa nekilagiro buli stage mu paaka empya  okubaako mmotoka nya zokka

Leave a comment

0.0/5