Bya samuel Ssebuliba.
Wetwogerera nga omubaka wa Kyadondo Robert Kyagulanyi yamazedda okutuuka mumakage e Magere, oluvanyuma lw’akabanga nga mpaawo amanyi gyali.
Ono ku saawa nga musanvu atuuse ku kisaawe e Ntebe, kyoka police temukirizza kwetaya nemuyoola , nemukunguzzza okutuuka ku police e Kasangati.
Nga wayise abanga ono akiriziddwa okudda e waka, era nga getusembyeyo okufuna gala nga ono bwali e Magere.