
E Mayuge omukazi ow’emyaka 29 asibiddwa emyaka 2 lwakuyiira mujjawe mazzi gookya.
Omulamuzi Wilberforce Egesa y’asindise Aisha Nandawula mu kkomera lye Bufulubi lwattima.
Omulamuzi agambye nti akalize omukazi ono ayige oba oli awo takiddangamu gyebuggya.