Skip to content Skip to footer

Katikiro kati myaka 4 nga akutte ddamula

 

Nga 12omwezi ogwokutaano omwaka 2013 katikiro wa Buganda yakwasibwa ddamula nga era olwaleero lwegiweze  emyaka 4 bukyaga akwasibwa obuvunanyizibwa buno.

katikiro wabuganda Charles Peter Mayiga olw’ebirungi byakoledde Buganda awamu n’obuvumu bwayoleseza ngatukiriza obuvunanyizibwa obwo tusobodde okwogeerako naye okutumbulira olugendo lwe naddala ebimusomozza.

wabula katikiro agamba nti abantu abamukuutira akadingidi bebasinga okumweralikiriza kubanga bamusubira okukolera buganda buli kimu ekyagaana edda.

Ono akubirizza abavubuuka okubeera abakozi .

Leave a comment

0.0/5