Skip to content Skip to footer

Mbabazi alangiridde

File Photo: Mbabazi nga awandiika ku T-shirt yo mu ku bawagizi be
File Photo: Mbabazi nga awandiika ku T-shirt yo mu ku bawagizi be

Eyali ssabaminisita w’eggwanga Johh Patrick Amama Mbabazi alangiridde nga bw’agenda okwesimbawo nga atalina kibiina ku bwa pulezidenti mu kulonda okujja.

Ategezezza nga bwatagenda kugenda Kyaddondo kugyayo mpapula zakusunsulibwa kubanga takyazirabamu mugaso.

Mbabazi agamba agezezzaako okuyita mu makubo gonna okuyita mu mateeka okutuuka mu kamyufu naye banne mu NRM bamulemesezza.

Leave a comment

0.0/5