
Ssentebe w’ekibiina kya DP mu bitundu bya Buganda Betty Nambooze alangiridde mu lwatu nga bw’awagira Besigye ku besimbyewo ku bwapulezidenti.
Nambooze bazze bamukolokota okuwagira Mbabazi neyelabira munwanyi we Besigye eyamutwala nemuddwaliro e Nairobi okujanjabibwa.
Mu lukungaana lweyakubye mu paaka e Mukono, Nambooze agamba yali tasobola kukayanira mu lwatu ne ssenkaggale wa DP eyaslawo kuwagira Mbabazi.