Abalimi be Mukono basatira oluvanyuma lw’okulumbibwa obusannyi obusanyawo ebirime byabwe.
Agavaayo galaze nga buno obusaanyi bwebulidde ebirime by’abantu mu bitundu nga Namumiira, Ddandiira nawalala mu ggombolola ye Nakisunga.
Kati abeeno bekubidde enduulu eri abakulu ba district ye Mukono, nga bagala ne ministry yebiggwa bitalaze ebayambe
Yye omukuggu mubyobulimi okuva ku district ye Mukono Mukasa Lydia atuseeko mu balimi bano nategeeza nti obusaanyi bwavudde ku biwojjolo