Skip to content Skip to footer

Omubaka wa masekati ga Kampala bamubanja.

 

Nsereko

 

Omubaka akikirira amasekati ga kampala Mohamad Nsereko akubidwa mu mbuga z’amateka, nga kino kidiridde okulemwa kusasaula obukade 270 zeyeewola kumusuubuzi w’omukampala.

Omusuubuzi Amdan Khan yaatutte Nsereko mu kooti ekola ku by’obusuubuzi, nga ono agamba nti yamuwola Doller 100,000 mu December wa 2012 nga amusuubizZa okuzizza mu naku 90 , wabula okuva olwo tamulabangako.

Ono agamba nti aludde nga ajukizza Nsereko okusasula  wabula nga amwebalama , okutuusa leero lwadukidde mu kooti .

Kati Nsereko asabidwa okugya mu kooto obutasuka naku 10.

Leave a comment

0.0/5