Wabaddewo vvaawo mpitewo mu kikuubo omuliro bwegukutte ekizimbe.
Omuliro guno gubadde ku kizimbe kya Jaguar okuliraana oluguudo lwe Nabugabo
Kigambibwa okuba ng’omuliro guno guvudde ku masanyalaze
Twogeddeko era n’akulira poliisi enziinya mooto Joseph Mugisa n’ategeeza nga bwebasobodde okutuuka amangu era omuliro nebaguzikiza mu budde