Poliisi e Kagoma Buwenge mu disitulikiti ye Jinja eriko omusajja ow’emyaka 50 gw’ekutte lwakukuba mwana wa myezi etaana n’amutta
Omwogezi wa poliisi mu ggwanga Fred Enanga agambye nti omusajja ono omwana yamukubye miggo egyamujje mu budde.
Enanga agambye nti akadde kona omusajja ono wakusimbibwa mu mbuga z’amateeka avunaanibwe omusango gw’obutemu.