Skip to content Skip to footer

Turinawe bamukutte

File Photo: Muna Fdc Ingrid Turinawe
File Photo: Muna Fdc Ingrid Turinawe

omukunzi w’ekibiina kya FDC Ingrid Turinawe n’bakyala abalala abatanaba kutegerekeka bakwatiddwa nga batambula okuva ku kkooti.

Bano bakwatiddwa bakunumba mu kibinja olwo poliisi nebayoola nga batuuse wali ku spear motors.

Aduumira poliisi mu bukiika kkono bwa Kampala Siraje Bakaleke ategezezza nga bano bwebatwaliddwa ku poliisi ya kiira nga era bakugulwako gwakumenya tteeka ku nkungaana nebatambulira mu bibinja nga tebategezezza ku poliisi.

Leave a comment

0.0/5