Skip to content Skip to sidebar Skip to footer

Author page: Ali Mivule amivule

Ababaka baanirizza Byarugaba ku NSSF

Ababaka ba palamenti awatali kwetemamu baniirizza eky’okulondebwa kwa Richard Byarugaba  okukulira ekitongole ekitereka ensimbi z’abakozi ekya NSSF Byarugaba yawereddwa emyaka esatu ng’akulira NSSF oluvanyuma lwa kumpi mwaka mulamba ng’ekitongole kino kinoonya omukulembeze omuggya Ababaka okubadde Alex Byarugaba,Tim Lwanga, Flavia Kabahenda ne Medard Ssegona bategeezezza nga bwebakakasa nti Byarugaba alina obukugu bwonna okutwala ekitongole kino mu maaso. Yye nno…

Read More

Lufula KCCA egitwale

Minisita omubeezi akola ku by’okulondoola ebyenfuna alagidde ekitongole kya KCCa okweddiza lufula y’eggwanga esangibwa ku luguudo lwa Portbell road. Henry Banyenzaki nga mu kadde kano era ye minisita wa kampala asabye KCCA okutandika okuwooza abakinjaaji bano embagirawo. Ekiragiro kino kiggyidde mu kaseera nga waliwo okusika omuguwa wakati w’abakinjaaji ne naggagga Basajja Balaba ku ano nanyini lufula eno. Mu…

Read More

Owa Nigeria wakuddamu okwesimbawo

Omukulembeze w’eggwanga lya Nigeria  Goodluck Jonathan akakasizza nga bwagenda okuddamu okwesimbawo ku bwapulezidenti omwaka ogujja mu mwezi 2. Wabula ono ayolekedde olusozi gambalagala olw’okukolokotebwa okulemererwa okulwanyisa abakambwe ba Boko haram nga bano baawamba abawala 200 gyebuvuddeko. Abajambula bano beddiza kumpi ekitundu kya Mubi kyonna mu bukiika kkono bw’eggwanga. Bino webijidde nga gavumeti n’abayeekera bano bateesa okuteeka wansi eby’okulwanyisa…

Read More

Kaihura ali ku minzaani

Ssabapoliisi w’eggwanga  Gen Kale Kaihura atuuse mu palamenti okukakasibwa ku kifo kino. Pulezidenti Museveni yayongera Kaihura ekisanja ekirala kyamyaka 4 nga era kati ababaka abatuula ku kakiiko akakakasa abalondeddwa pulezidenti bali mu kumusoya bibuuzo nga bakulembeddwamu sipiika Rebecca Kadaga. Omulundi ogwasemba Kayihura okulabikako maaso g’akakiiko kano gwali mwaka gwa 2011 okukakasibwa ku Kisanja ekyaweddeko . Singa akakasibwa ,…

Read More

Ab’omu kikuubo becanze

Abasuubuzi mu Kikuubo bavudde mu mbeera oluvanyuma lw’ababakulira aba Kikuubo Business community okubasaba omutwalo ogwa kasasiro buli mwezi. Abasuubuzi bagamba nti ensimbi zebamanyi ziri kakaaga ng’ababatwala bagaala kubakolamu nsimbi. Bano nno ensonga bazitwalako ne mu kkooti kyokka n’abasaba bateese n’abakikuubo Business community bwebigaana baddeyo

Read More

Kamuswaga abanja

Kamuswaga we  Kooki Apollo Ssansa Kabumbuli akubye gavumenti mu mbuga z’amateeka nga ayagala kuliyirirwa obuwumbi 70 nga alumiriza nga bwebaawamba ettakalye. Ettaka erogerwako lisangibwa  Mutundwe ne Nabingo nga kigambibwa nti lyawambibwa gavumenti mu 1966. Nga ayita mu bannamateekabe aba  Bashasha and company advocates, Kamuswaga agamba oluvanyuma lw’okuwera obufuzi bw;ensikirano, gavumenti yeddiza ettaka lino nga kati kuliko abasenze. Ebiwandiiko…

Read More

Museveni akungubagidde owe Zambia

Pulezidenti Museveni akungubagidde omukulembeze w’eggwanga lya Zambia efudde enkya ya leero. Michael Sata ow’emyaka 77 afiiridde mu ggwanga lya Bungereza gy’abadde ajjanjabibwa obulwadde obutannaba kwatuulwa Amyuka omukulembeze w’eggwanga , omuzungu Guy Scott kati ye mukulembeze ow’ekiseera ng’eggwanga lyetegekera omukufuna omukulembeze omuggya mu nnaku kyenda Scott ye muzungu asoose okufuga eggwanga lya Africa bukyanga ba magulu meeru bafuumulwa. Pulezidenti Museven…

Read More

Kashaka azzeemu okusaba afulume

Eyali omuwandiisi w’enkalakalira mu minisitule ya gavumenti ez’ebitundu John Muhanguzi Kashaka azzemu okusaba kkooti emukirize okweyimirirwa bwekiba kisoboka ajulire nga ava bweeru wa kaduukulu. Ono kati awakanya eky’omulamuzi okumugaana okweyimirirwa nga okujulira kwe bwekukyawulirwa. Kashaka ne banne abalala 4 baali baasaba okweyimirirwa ,wabula omulamuzi  Solomy Balungi Bbosa naagana, nga agamba nti ensimbi obuwumbi 4 zeyabuzza tezinalabika . Kashaka…

Read More

Omusawo eyajjamu omukazi olubuto atuyaana

Ssabawaabi wa gavumenti alagidde nti omusawo eyajjamu omukyala olubuto amale amutte avunaanibwe. Kino kibaddewo yadde bannamateeka b’omusawo ono Dr Moses Muhwezi bafubye okuwakanya eky’okuvunaana omuntu waabwe Dr. Muhwezi  emisango yagizza kati emyezi mukaaga emabega. Ab’enganda z’omugenzi nno nabo babadde tebagaala musawo ono avunaanibwe kyokka nga ssabawaabi wa gavumenti bino abiwakanyizza Muhwezi nga ye nanyini kalwaliro ka Memory akasangibwa e…

Read More

Abaasaba emirimu gibabuze

Abantu abasoba mu 400 abasaaba emirimu mu KCCA tebagifunanga kati emyaka ebiri Abasinga ku baasaba emirimu gino bakola ne yintavuyu , nebakakasibwa ne minisitule ekola ku nsonga z’abakozi nga bafuna amabaluwa mu mwaka 2012 Omu ku basaaba emirimu guno Abdul Njuki, agamba nti bamusindika mu ofiisi y’akulira abakozi Jennifer Musisi kyokka nga bweyagendayo bamugamba alindemu okutuuka lw’anayitibwa Njuki…

Read More