Skip to content Skip to sidebar Skip to footer

Author page: Ali Mivule amivule

Ekikwekweto ku ba boda abatikka ababiri kyakuddamu

  Poliisi yakuddamu buto okukwata abagoba ba bodaboda abatikka omuntu asukka mu omu Omwaka guno ebikwekweto ebiyoola abo bonna abatuula ku piki ababiri byatandika era nga bino byatwaliramu n’abasabaaze Kaweesi agambye nti ekikwekweto kyebaakola kirabika tekyavaamu bibala ng’aba boda bakyatikka akabindo Ono agamba nti agenda kusisinkana abakola ku byentambula baveeyo n’enkola ey’omuggundu ku bantu bano abamenya amateeka g’oku nguudo.

Read More

Pulezidenti Museveni akunze ku Luweero

Pulezidenti museveni asabye bannakibiina kya NRM okwegatta ekifo kye Luweero bwekiba nga kyakusigala nga kyaabwe Kiddiridde bannakibiina kya NRM abalala basatu okuwera nga bwebagenda okwesimbawo ku lwaabwe nga bawakanya eky’okuyisaamu Rebecca Nalwanga nga tavuganyiziddwa. Ono agamba nti okutwaala ekibiina mu maaso kyetaaga kwerekereza abalala okusimba mu mugongo gwa Nalwanga Ono era asabye abalonzi okulonda abakulembeze abanawagira enteekateeka za…

Read More

Abakwatiddwa nga bagula ku batembeeyi bavunaaniddwa

Abantu 15 abaakwatiddwa nga bagula ku batembeeyi basimbiddwa mu kkooti Bano bagguddwaako misango gyakukolagana n’abatembeeyi mu kulemezaawo ensuubula emenya amateeka Bano beebasoose okuvunaanibwa wansi w’etteeka lya KCCA eppya erigendereddwaamu okukoma abantu okutundira ku makubo Abavunaaniddwa babadde basajja na bakyala abasuuze mu kkomera ekiro kyonna. Bano wabula balagiddwa okussa mu buwandiike okwetonda nti tebajja kuddamu kukikola Bbo aba kampala capital city…

Read More

Abasajja babba eddagala lya bakyala baabwe

Omuze gw’abasajja abalina obulwadde bwa mukenenya okubab eddagala lya bakyala baabwe gutandise okweralikiriza ab’ebyobulamu Abasaow ku ddwaliro kya Bardege health center three bagamba nti abasajja bangi bakoma kwekebeza olwo nebatandika kugabana eddagala ne bakyaala baabwe ate ng’abamu babba ekitereke kyokka Omu ku babangula abantu ku kirwadde kino,Alice Adoch agamba nti kati kyebakola kunoonya basajja abeekebeza nebabakasa nti…

Read More

Amafuta ssigakakaati

Bannayuganda ababadde basubira okulaba ku mafuta agasimwa mu ggwanga bakugira nga bagumikiriza kubanga ettondo ly’amafuta erinasooka okukozesebwa lisubirwa mu 2019. Amakampuni amasimi g’amafuta 3 okuli  CNOOC, total E&P ne Tullow gategezezza nga okusima amafuta gano bwekwetaga okwongerwamu obuwumbi bwa doola nga 12 mu myaka 5 maaso. Akulira kampuni ya  Tullow Jimmy Mugerwa ategezezza bannamawulire agamba ebisinga biwedde…

Read More

Kasokoso bazzeemu- omu akubiddwa essasi- omwana azirise

  Omuntu omu akubiddwa essasi ku Mukono n'atwalibwa mu ddwaliro nga ali bubi mu kwekalakaasa kw’abatuuze abalwanagana ne poliisi wali e Kasokoso. Waliwo n’omwana azirikidde mu ddwaliro erimu eriri okumpi oluvanyuma lwa tiyagaasi okumuyitirirako gy'abadde yeebase. Poliisi ekedde kulwanagana n'abatuuze bano abawakanya ekya poliisi okukwata ssentebe waabwe ku bigambibwa nti ono yakulemberamu ekibinja ky’abatuuze abakkakkana ku Meeya w’ekibuga…

Read More