Amawulire

Patrick Amuriat akwatibwa mu kalulu ké Soroti

Patrick Amuriat akwatibwa mu kalulu ké Soroti

Ivan Ssenabulya

July 28th, 2022

No comments

Bya Benjamin Jumbe, ne Juma Kirya, Poliisi mu kitundu kya East Kyoga ekutte ssenkagale wekibiina kya Forum for Democratic Change, Patrick Amuriat, eyali omubaka wa Kasese Robert Centenary ne Paul Omerou, Meeya wa Soroti East Division n’abalala 39. Kino kikakasiddwa omwogezi wa poliisi mu East […]

Abalwanirizi béby’obulamu beeralikirivu

Abalwanirizi béby’obulamu beeralikirivu

Ivan Ssenabulya

July 27th, 2022

No comments

Bya Moses Ndaye, Abalwanirizi b’eddembe ly’ebyobulamu balaze obweralikirivu olw’eddagala eriweweeza ku kawuka ka siriimu okugwawo mu ggwanga. Bano nga bakulembeddwamu ekitongole kya Uganda Network on Law, Ethics and HIV/AID baagala minisitule y’ebyobulamu enyonyole kunsonga eno. Akulira okubunyisa amawulire n’obukodyo mu kibiina kino, Immaculate Owomugisha, agamba […]

Kaliisoliiso olutalo lwókulwanyisa Enguzi mu Uganda alututte wa Katonda

Kaliisoliiso olutalo lwókulwanyisa Enguzi mu Uganda alututte wa Katonda

Ivan Ssenabulya

July 27th, 2022

No comments

Bya Damali Muhkaye, Kaliisoliiso wa Gavumenti Beti Kamya ng’aliwamu n’olukiiko olugatta amadiini enkya ya leero batongozza enkola empya ey’okulwanyisa obuli bw’enguzi mu ggwanga. Ng’ayogerako eri bannamawulire ku Uganda media Center, mu kampala, Kamya agamba nti okunoonyereza okwakolebwa ekitongole kyakulembera mu 2021 kwalaga nti eggwanga lifiirwa […]

Abateberezebwa okutega bbomu basindikibwa mu kkooti enkulu

Abateberezebwa okutega bbomu basindikibwa mu kkooti enkulu

Ivan Ssenabulya

July 27th, 2022

No comments

Bya Ruth Anderah, Omulamuzi wa kkooti eyókuluguudo Buganda oweddaala erisooka, Asuman Muhumuza, asindise abantu 19 abavunaanibwa okutulisa bbomu mu disitulikiti y’e Kampala, Wakiso ne Mpigi mu kkooti enkulu batandike okuwerennemba ne misango gyabwe. Kino kiddiridde Patricia Chingtho ow’oludda oluwaabi okutegeeza Kkooti nti okunoonyereza kwa poliisi […]

Eyali amyuka CAO wé Kagadi asingisiddwa ogwóbulyake

Eyali amyuka CAO wé Kagadi asingisiddwa ogwóbulyake

Ivan Ssenabulya

July 27th, 2022

No comments

Bya Ruth Anderah, Eyali amyuka akulira enzirukanya y’emirimu mu gavumenti ez’ebitundu mu disitulikiti y’e Kagadi, Fredrick Balemeezi asingiddwa omusango gw’okukozesa obubi ofiisi era n’asalirwa engassi ya ssente 3,360,000. Omulamuzi wa kkooti erwanyisa enguzi Lawrence Gidudu era amugaanye okubeera mu ofiisi za gavumenti okumala bbanga lya […]

Abakulembeze mu buvanjuba bwa Africa basisinkana leero mu Kampala

Abakulembeze mu buvanjuba bwa Africa basisinkana leero mu Kampala

Ivan Ssenabulya

July 27th, 2022

No comments

Bya Juliet Nalwooga, Abakulembeze b’amawanga ne baminisita abawerako okuva mu mawanga g’obuvanjuba n’emujjembe lya Afrika boolekedde okutuula mu Kampala okutandika olwaleero okutuusa ku Lwokutaano nga July 29th okukubaganya ebirowoozo ku nkola eyokukolera awamu n’engeri y’okukwatamu enkyukakyuka mumbeera y’obudde. Olukiiko luno welugidde nga beetegekera olutuula olw’omulundi […]

Mao agamba nti Museveni bwanaava kubyebakanyizaako wakwabulira Gavt ye

Mao agamba nti Museveni bwanaava kubyebakanyizaako wakwabulira Gavt ye

Ivan Ssenabulya

July 27th, 2022

No comments

Bya Prossy Kisakye, Minisita  avunanyizibwa kubwenkanya nensonga z’eby’amateeka eyaakalondebwa Nobert Mao, alaze nti singa endagaano y’enkolagana gyeyaakakolebwa ne gavumenti ya NRM tekola, wakwabulira gavumenti Museveni. Mao eranga ye pulezidenti w’ekibiina ky’ebyobufuzi eky’oludda oluvuganya gavumenti ekisinga obukulu mu ggwanga ekya Democratic Party, yabadde ayanukula abamunenya olw’endagaano […]

Kabuleta agamba nti Mao tewali kyagenda kukyusa mu Gavt ya Museveni

Kabuleta agamba nti Mao tewali kyagenda kukyusa mu Gavt ya Museveni

Ivan Ssenabulya

July 26th, 2022

No comments

Bya Prossy Kisakye, Eyali yeesimbyewo ku bwapulezidenti era nga ye pulezidenti mu kibiina kya National Economic Empowerment Dialogue (NEED), Joseph Kabuleta agamba nti minisita eyaakalondebwa owóbwenkanya nensonga z’ebyamateeka tagenda kukyusa kintu kyonna mu gavumenti ya NRM eri mu buyinza. Kino kiddiridde Pulezidenti w’ekibiina ekivuganya gavumenti […]

Mao atangaazizza kundagano gyeyakola ne Museveni

Mao atangaazizza kundagano gyeyakola ne Museveni

Ivan Ssenabulya

July 26th, 2022

No comments

Bya Prossy Kisakye, Pulezidenti w’ekibiina ekivuganya Gavumenti ekya Democratic Party Nobert Mao, atangaazizza abantu ku ndagaano gye yakola ne pulezidenti Museveni gye buvuddeko. Wiiki ewedde ebibiina bino byombi byakola endagaano y’okukolera awamu, okusinziira ku Mao egendereddwamu okukyusa obuyinza mu mirembe. Wabula Mao azze afuna okunenyezebwa […]

Abébyóbulamu bali bulindaala ku bulwadde bwa Monkey Pox

Abébyóbulamu bali bulindaala ku bulwadde bwa Monkey Pox

Ivan Ssenabulya

July 26th, 2022

No comments

Bya Moses Ndaye, Minisitule y’ebyobulamu egamba nti ekola ku kyakunyweza obwerinde ku bitundu ebyokunsalo oluvanyuma lwekibiina kye byobulamu ekyensi okulangirira nti obulwadde bwa Monkeypox bufuuse ekyokweralikirirako mu nsi yonna. Dayirekita avunaanyizibwa ku bujjanjabi mu minisitule y’ebyobulamu Dr. Charles Olaro, agamba nti eggwanga lyetegese era lizimba […]