Amawulire
Abayizi ba Leos Junior e Masaka basimatuse okufa
Bya Malik Fahad, Abaana abasoba mu 100 eb’essomero lya Leos Junior School e Masaka basimattuse akabenje, oluvanyuma lw’emmotoka mwebabade batambulira okuggwa ku kabenje ku luguudo olugatta Masaka –Kampala, nga boolekera Jinja. Akabenje kano kagudde Mpambire mu Mpigi, baasi omubadde abaana bano UBL 197X eya St […]
Abasomesa ba Lubiri High basindikibwa ku alimanda
Bya Ruth Anderah, Abasomesa ba Lubiri High School, 2 abavunanibwa omusango gwobulagajavu bwebalemerwa okuziyiza abayizi okuwebuuka empisa mu baasi ne bazina amazina agatasaana, basindikibwa ku alimanda mu kkomera e Luzira lwamulamuzi Asuman Muhumuza ali mu musango gwabwe obutabaawo. Lydia Nabakka ne Joseph Nsubuga babadde baleetebwa […]
BannaNRM abaasuulibwa mu kuvuganya mu EALA bagenda mu kkooti
Bya Prossy Kisakye, Banakibiina kya NRM abaasuulibwa mu kalulu ka EALA batisatisiza okukuba ekibiina kya NRM mu mbuga z’amateeka. Kinajjukirwa nti oluvanyuma lwa kakiiko ka NRM ak’okuntiko aka CEC okutuula mu ssabiiti ewedde kasazeewo nti ababaka ababadde bakikirira ekibiina mu palamenti ya East Africa bebaba […]
Abeekalakaasi 100 e Jinja bakwatibwa
Bya Abubaker Kirunda, Poliisi mu kibuga jinja e kutte abatuuze 100 ku kyalo Mafubira, ng’ebalanga kudda ku nguudo n’ebekalakaasa mbu bawakanya kya beeyi ya bintu eyekanamye mu ggwanga. bano okwekalakaasa bakutande ku kyalo Namulesa ku lugudo olugatta Jinja-Kamuli mu Jinja north Division. Abatuuze bazibye enguudo […]
Bannakyewa basabye amaanyi góngerwemu mu kulwanyisa enguzi
Bya Samuel Ssebuliba, Bannakyewa abali mu bitongole ebirwanyisa enguzi basabye amawanga ga Africa okwongera amaanyi mu kulwanyisa enguzi kubanga etandise okulemaza ebyenfuna byamawanga agenjawulo. Julius Mukunda akulira ekitongole ki Civil Society Budget Advocacy Group abuulidde gavumenti yaakuno nti enguzi etuntumuka mu Africa evudde ku bakulembeze […]
Poliisi ezeemu okulabula abavugisa ekimama
Bya Barbara Anyait, Ekitongole kya poliisi ye bidduka kizeemu okulabula abavuzi okwewala okuvugisa ekimama nóbutaba na biwandiiko. Okulabula kuno kukolebwa omwogezi wa poliisi ye bidduka Farida Nampiima mu kwogerako ne bannamawulire ku kitebe kya poliisi e Naguru. Okwogera bino ng’abantu 11 bebafiiridde mu bubenje bwokunguudo […]
Lukwago atutte Minisita wa Kampala mu Kkooti
Bya Prossy Kisakye, Loodi Meeya wa Kampala, Elias Lukwago, atutte minister wa Kampala ne yafeesi ya RCC mu kkooti ku bikwekweto ebigenda mu maaso mu kibuga. Kino kidiridde mu kuntandikwa yomwaka guno minisitule evunanyizibwa kunsonga za Kampala ngeri wamu ne ya RCC okugoba abatembeyi ku […]
Abasibe 10 nábabakuuma 3 balumizibwa mu kabenje
Bya Benjamin Jumbe, Abasibe 10 n’ababakuuma 3 balumizibwa mu kabenje kokuluguudo Akabenje kagudde mu bitundu bye Amuru, kabademu emotoka ekika kya Isuzu Elf Registration no UAT 457R ngebadde yetise abasibe 52 nábakozi bekkomera 10. Kigambibwa nti emotoka eno efunye obuzibu neggwa Okusinzira ku mwogezi wa […]
Abasomesa ba Lubiri High Sch bagudwako emisango kubya katambi ka Bayizi
Bya Prossy Kisakye, Abasomesa b’essomero lya Lubiri High School babiri bagudwako emisango gyóbulagajavu ku bya katambi ka vidiyo omwali abayizi béssomero nga basina amazina agatasana mu lujjudde. Okusinzira ku katambi kano akasasaanira enyo emikutu egy’omutimbago omwezi oguwedde, abayizi abaali bagenda ku mwoleso gwe byobulimi e […]
Besigye avumiridde omusimbi Gavt gweteeka mu byókwerinda, náma ga pulezidenti
Bya Rita Kemigisa ne Prossy Kisakye, Eyavuganya kuntebbe eyomuk weggwanga enfunda nya era nga mukiseera kinon yakulembera ekisinde ekya PFT, Rtd Col Dr Kiiza Besigye, ayagala gavt eveyo ne mbalirira ye ggwanga empya nókukyusa engeri gyesasanyamu ensimbi bwekiba nge kizibu kyokudobonkana kwe byenfuna okugenda mu […]