Amawulire
Omukazi e Jinja atuze omwanawe owemyaka 6
Bya Abubaker Kirunda, Abatuuze mu disitulikiti yé Jinja baguddemu ekyekango omukazi bwakidde omwanawe owemyaka 6 namutuga okutuusa lwafudde lwa kitaawe wómwana okugaana kumuwa buyambi. Omukazi ono atayasanguziddwa mAanya mutuuze ku kyalo Nkalange olwalaze okutuga omwana kigambibwa nti omulambo yaguziise mu ssamba ye bikajjo. Ssentebe wekyalo […]
Ebisaale byókutuula ebigezo bya UNEB byakwongezebwa
Bya Damali Mukhaye, Minisitule evunanyizibwa ku byenjigiriza etegezezza nga bwegenda okwongeza ensimbi ezébigezo ezisambibwa ekitongole kya UNEB oluvanyuma lwa gavumenti okufuula olulimi oluswayili olutongole mu ggwanga. Mu kwogerako ne bannamawulire mu Kampala, omwogezi wa minisitule eno, Dr Denis Mugimba agambye nti abayizi be kyomusanvu babadde […]
Abasawo balabuddwa kukwebulankanya ku mirimu -Min Aceng
Bya Moses Ndaye, Oluvanyuma lw’okubongeza emisaala, gavumenti erabudde abasawo abebulankanya ku mirimu nti bubakeeredde. minisita w’ebyobulamu Dr .Jane Aceng agamba kati abasawo bano mpaawo kyebagenda kwekwaasa kalne nga babasuubira okuwaayo obudde obumala eri abalwadde abajja mu malwaliro ga gavumenti. Aceng kati agamba tebasuubira musawo wa […]
Kadaga akubiriza bannauganda okwetanira okuyiga Oluswayiri
Bya Benjamin Jumbe, Amyuka ssaabaminisita asooka era avunanyizibwa ku nsonga za East Africa Rebecca Kadaga asabye bannayuganda bonna okwettanira okuyiga olulimi oluswayiri. Okwogera bino nga waakayita olunaku lumu lwokka nga olusririka lwamawanga ga East Afroica kyelujje lusalawo olulimi oluswayiri lufuulibwe olulimu olutongole mu mawanga ga […]
Gavt eyongezaayo okuwandiisa ababooda mu kampala
Bya Prossy Kisakye, Gavumenti nga eyita mu minisitule yya kampala eyongezaayo okuwandiisa abagoba ba bodaboda mu kampala. RCC we Rubaga Anderson Burora yayasanguzizza bino nategeeza nga enteekateeka eno bwebadde erina nga 1 July wabula bagyongezzaayo okuwa ababodaboda omukisa okwongera okwewandiia na bapya bafune siteegi. Mungeri […]
Aba DP bagenda mu kkooti kubya basomesa obutafuna musaala kyenkanyi
Bya Prossy Kisakye, Abékibiina kya DP, batiisizza okukuba gavumenti mu kkooti lwakusosola mu kusasula abasomesa emisaala nga abas ayansi baakulya nga balimi sso nga aba arts nokuytuusa kati bakyakukuluma olwabanaabwe abagenda okufuna obukadde obuna nga bbo mpaawo asukka kakadde. Pulezidenti Museveni yasuubizza abasomesa bano olkubalowoozaako […]
Gavt eremeddeko egamba Uganda yatuukadda mu lubu lwa bali yaddeyaddeko
Bya Ndaye Moses, Gavumenti eremeddeko ku kya Uganda okuba nga yayingira dda mu lubu lwa mawanga agali yadde yaddeko newankubadde alipoota ya bbanka y’ensi yonna bino ebiwakanya. Gavumenti nga eyita mu kitongole ekivunanyiaibwa ku bibalo mu ggwanga ki Uganda Bureau of Statistics egamba nti Banka […]
Museveni asabye abasomesa okudda mu bibiina
Bya Damali Muhkaye, PULEZIDENTI Museveni awadde abasomesa ba arts amagezi okudda mu kibiina basomese kuba gavumenti yeewaddeyo okukola ku kwemulugunya kwabwe. Museveni bw’abadde asisinkanye obukulembeze bw’abasomesa okuva mu ggwanga lyonna e Kololo ku kisaawe, agambye nti wadde ng’abasomesa ba arts bakkaatirizza nti gavumenti erina okukozesa […]
Kabuleta awabudde Gavt kubya ”middle income status”
Bya Prossy Kisakye, Senkagale wekibiina kya National Economic Empowerment Dialogue (NEED) Joseph Kabuleta agamba Uganda ekyalina olugendo lwámaanyi okutuuka mu lubu lwabali yadde yadeko oba kiyite middle income status. Mu kwogerakwe okusembyeyo eri eggwanga pulezidenti Yoweri Museveni yagamba nti newankubadde Uganda eyise mu kusomoozebwa kwe […]
Omusuubuzi afera bankuba kyeyo gamumyukidde mu kaguli
Bya Ruth Anderah, Omusuubuzi ow’emyaka 34 agambibwa okuba nti abadde akukusa abantu nga yeefudde abatwala ebweru okukola agguddwaako omusango n’asindikibwa ku limanda. Robert Kasibante omutuuze w’e Bunamwaya mu divizoni y’e Rubaga asimbiddwa mu kkooti ya Buganda Road n’awakanya ebimwogerwako Kasibante alwanagana n’omusango gw’okufuna ssente mu […]