Amasasi ganyoose ku kitebe ky'amaggte e South Sudan mu kibuga ekikulu Juba
Amasasi ganmo gatandise ku makya okulirana yunivasite y'eggwanga
Abeerabiddeko n'agaabwe bagamba nti abantu batandise okusibamu ebyanguwa nga badduka ekibambulira
Gavumenti tannaba kuvaamu mwasi yokka nga tekinnategerekeka oba okulwanagana kuvudde ku ki.
Abayeekera abakulira Riek Machar basalawo okutandika okulwanyisa gavumenti ya Salva Kiir oluvanyumwa lw'okugobwa ku kifo…
Katikkiro wa Buganda owek Charles Peter Mayiga atongozezza emisinde gy’amazaalibwa g’omutanda.
Emisinde gino gigenda kubeerawo nga 4th omwezi ogujja ng’abaddusi bakusimbula Mengo Ku Lubiri basale okuyita ku Kayanja ka kabaka okutuuka e Kasubi.
Kamalabyonna agambye nti ekigendererwa kya luno kwolesa byabuwangwa bya bwakabaka.
Emikolo gino byebimu ku bikujjuko bw’okukuza amazaalibwa ga ssabasajja agagenda okubeerwo nga 13-omwezi ogujja
Emisinde gino…
Olunaku olwaleero abagoberezi ba Kristu lwebasiigibwa evvu nga akabonero akalaga okutandika ekisiibo.
Ekisiibo kino kikulungula ennaku 40 era nga kifundikirwa na bikujjuko bwa mazuukira
Ebikumi n’ebikumi by'abagoberezi bano bakweyiwa mu makereziya basiigibwe evvu lino mu byenyi byaabwe.
Evvu lino lijjibwa mu bisansa, akabonero ka mataba aganyeenyebwa ku lunaku lw'amatabi olw'omwaka oguba gwaggwa
Ku ekelezia y’o mutukuvu Petero e Nsambya…
Amama Mbabazi ajjiddwaako emirimu gy'obwa ssabawandiisi w'ekibiina kya NRM.
Kati minisita Richard Tadwong y'agenda okukola emirimu gino.
Ababaka ba NRM ababadde mu kafubo beebasazeewo bino era nga bagaala na kuleeta kiteeso nti ssabawandiisi alondebwe ssntebe w'ekibiina.
Omu ku babaka ababadde mu kafubo kano, Sam Ssimbwa agamba nti kino era bakikoze okussa mu nkola ebyasalibwaawo mu ttabamiruka w'ekibiina eyasemba…
Kikakasiddwa nti eggwanga lya Singapore lyerisingamu ebibuga eby’ebbeeyi mu nsi yonna
Abazudde kino besigamye ku nsimbi z’eggwanga lino enzito kw’ossa n’ensimbi empitirivu omuntu zeyetaaga okubeera n’emmotoka kko n’okukola ku bintu ebirala ng’amasanyalaze n’amazzi
Eggwanga lino era lyelisingamu engoye ez’ebbeeyi
Singapore ezze mu kifo kya Japan eyalya ekifo kino mu mwaka gwa 2013
Bakansala b’oludda oluvuganya gavumenti beekandazze nebafuluma olukungaana olubadde luyitiddwa minista wa Kampala Frank Tumwebaze okukubaganya ku biseera bya kampala eby'omu maaso.
Minisita abadde yayise ba kansala bano berondemu obukiiko obunatambuza emirimu awatali loodi meeya mu KCCA.
Bano nga bakulembeddwamu kansala wa Makindye ey’obugwanjuba Zahara Luyirika nga bagamba ekifo webasisinkanye ssi kituufu.
Ye minista Tumwebaze ategeezezza ng'akawaayiro 17 mu…
Ababaka abana abagobwa mu palamenti ne mu kibiina kya NRM basazeewo okusuula ebbali abadde munamateeka wabwe George Kanyeihamba nebamusikiza Caleb Alaka ne Peter Walubiri. .
Ono akitegedde ku makya galeero bw'abadde azze mu kooti okuwolereza abana bano mu kooti ensukulumu era alagiddwa okwamuka awatuula abawolereza aban bano.
Bbo abalamuzi ba kooti ensukulumu abataano batuuse dda okuwulira okwemulugunya…
Alipoota efulumiziddwa ab'ekibiina ekirwanirira eddembe lya bannamawulire ekya Human Rights Network for Journalists eraga nti poliisi yeeyakasinga okulinnyirira eddembe lya bannamawulire.
Alipoota eraga nga bano bwebeyongera okusambirira eddembe ly’abannamawulire ebitundu 81% bwogeregeranya n’ebitundu 61% mu mwaka gwa 2012.
Bbo abantu ssekinoomu batereddwa ku bitundu 10%, ababakozesa 2%, abakuumi ba kampuni z’obwananyini enkuumi ku 2%, ba RDC 1%,…
Ababaka mu kibiina kya NRM basisinkanye mu maka g’omukulembeze w’eggwanga Entebbe kwetegereza ebiteeso ebyakolebwa e Kyankwanzi
Kino kikakasiddwa amyuka akulira akabondo k’ababaka ba NRM mu palamenti David Bahati
Bahati agamba nti bagenda kuteesa ku ngeri y’okussa mu nkola byebasalawo e Kyankwanzi
Ebimu ku biteeso kyekya pulezidneti Museveni okwesimbawo nga teri amuvuganyizza okuva mu kibiina
Abasawo mu ddwaliro ekkulu e Kalangala bassizza wansi ebikola lwa musaala
Omu ku bakozi bano atatubuulidde mannya ge agamba nti abamu bamaze emyezi mukaaga nga tabafuna musaala.
Ate abalala bafuna bitundu.
Omusawo ono agambye nti bafunye okutegeeza bekikwatako naye nga tewali kikolebwa era nabo kwekwelakaasa olunaku lwaleero.
Kino nno kikosezza balwadde obwedda abajja nga teri abalabirira era obwedda…