Nga abaana abakoze obulungi mu bigezo bya siniya eyokuna bakyagenda maaso bakyajaganya, omu ku bayizi abasasulirwa kampuni ya Daily Monitor Judith Nalwago akyakyankaya olw’okufuna obubonero 8 mu massomo 8ku ssomero lya St Mary’s college Namagunga..
Nalwoga atenderezza nyo kampuni ya Monitor publications limited olwokumusasulira fiizi era naye natabaswaza.
Akola ku nkolagana y’abantu ne company eno omuli nekona…
Akakiiko kebyokulonda akategeezeza nga bwekamazze okwetegeka bulungi okutekateeka okulonda okwomubaka anakikirira ekitundu kye Bubulo West omwali omubaka Tonny kipoi
Okusinziira ku kakiiko, kuno kjlonda kwakubaawo nga 10th, omwezi ogwokuna omwaka guno
Ssentebe wakakiiko kano Eng. Badru Kiggundu ategeezeza banamawuklire nti kuno okulonda kugenda kuwementa obukade.418 .
Kijanajukirwa nti kin o ekifo kyasigala kikalu oluvanyuma lwa palamnt okusindiikirizza omubaka…
Poliisi ekyayiriddwa okwetolola oluguudo Kafu e Nakasero oluvanyuma lwabakinjaji abasoba mu 500 okuva mu lufula yoku Portbell okuzingako kooti enkulu ekola ku byettaka.
Bano bazze kuwulira musango gwawabwa naggaga Hassan Basajjabalaba nga ayagala okwediza ettaka okutula lufula eno.
Ekibinka kino nga kikulembeddwamu ssentebe Abbey Mugumba bakalambidde nti bebalina obwananyizi ku lufula eno nga era teri gyebalaga.
Omulamuzi Andrew…
Nate Katemba abadde ku luguudo lwa Kabaka njagala KCCA gyebadde egenze okutongoza ebitaala byokunguudo, nga kino kidiridde ba
kansala okwekandagga nebava ku mukolo, omuloodi wa kampala Ssalongo Erias Lukwago bwazze naye okugwetabako .
Abakozi mu kcca bonna babuzeewo ,olwo aba Lukwago nebidiza omukolo era loodi Meeya natangoza ebitaala bino.
Wano Loodi mayor wategerezza nga bwabadde tayinza kutuulabutuuzi nga…
Gavumenti ya Japan etegezezza nga okusala obuyambi ku Uganda olweteeka ly’ebisiyaga bwekitajja kumalawo buzibu ku teeka lino nga era enkolagana y’amawanga abiri esukka ku by’ebisiyaga.
Bwabadde ayogerako eri banamawulire olunaku olwaleero , omubaka wa Japan mu uganda Junzo Fujita, ategezezza nga Japan bwegoberera amateeka g’ensi yonna era nga bakusooka okwebuuza kubanga balina okugassamu ekitiibwa.
Wabula agambye nti…
Ababaka ba palamenti abakyala bavuddeyo ku basajja abagufudde omuze okwambula abakyala mbu bambadde enkunamyo
Nga boogerako eri bannamawulire, ababaka bano nga bakulembeddwaamu abakulira Betty Amongi bagambye nti akategeezebwa ku bakyala 3 abakambulwa
Amyuka abakulira Grace Nyakikongolo agamba nti etteeka ku buseegu naddala akawaayiro akoogera ku nkunamyo kirabika lyayisibwa mu bwangu
Ono agamba nti kikyaamu etteeka lyona okuba nga…
Ebigezo ebikolebwa abayizi ba siniya y’okuna omwaka oguwedde bifulumye.
Kyeyolese bulungi nti abayizi ku luno baakoze bubi bw’ogerageranya omwaka guli
Abayizi emitwaalo ebiri beebayitidde mu ddaala erisooka, ate abayizi emitwalo ena beebayitidde mu ddala ery’okubiri ate ng’abayizi abasoba mu mitwalo ebiri bbo bagudde ebigezo.
Okutwaliza awamu, abaana abawala bakubye banaabwe abalenzi mu ssomo ly’olungereza ne litulica ate abalenzi…
Ebigezo bya siniya y'okuna bifulumye, abalenzi bakubye abawala mu sayansi ate abawala nebakuba abalenzi mu luzungu ne Literature.Abayizi tebakoze bulungi nnyo okugerageranya n'omwaka guli.
Olungereza lwelusinze okukolebwa obulungi ne literature
Ebigezo by'abayizi abasoba mu 1000 bikwatiddwa lwakubba bigezo
Ebya mu bigezo bya s4 omwaka oguwedde bifuluma akadde konna
Abakungu abagenda okubifulumya bamaze okutuuka ku kizimbe kya Satistics house mu Kampala.
Mu batuuse kwekuli omuwandiisi w'ekitongole ky'ebigezo, Mathew Bukenya, akikulira Fagil Mande n'abakungu abatali bamu
Abayizi abali eyo mu 295,472 bebatuula ebigezo bino omwaka oguwedde mu massomero 2,888 .
Ssabawandiisi w’ekitongole ky’ebyebigezo mu ggwanga ekya UNEB Mathew Bukenya…
Omukyala afumise bba ekiso n’amuttirawo ng’amulanga bwenzi .
Agavaayo gooleka nga Bennah Gatuganyurwe enzaalwa ya Rwanda wabula ng’omutuuze mu kibuga Mbarara bw’akidde bba Frank Bashaija n’amufumita akaso mu kifuba akamutiddewo.
Ayogerera poliisi mu kitundu kino polly Namaye atugambye nti bano bonna babadde batunda manda mu kitundu kino.
Omukyala ono akwatiddwa avunaanibwe ogw’obutemu