Amawulire

Kkooti ensukkulumu enywezezza ekibonerezo kyémyaka 16 eri eyatta bba wa Ssenga we

Kkooti ensukkulumu enywezezza ekibonerezo kyémyaka 16 eri eyatta bba wa Ssenga we

Ivan Ssenabulya

September 7th, 2023

No comments

Bya Ruth Anderah, Kkooti ensukkulumu ekakasizza ekibonerezo ky’okusibwa emyaka 16 nga bwe kyakakasibwa kkooti ejulirwamu eri Robert Kitaka Nsubuga oluvannyuma lw’okusingisibwa omusango gw’okutta bba wa ssengaawe mu 2016. Kyakakasibwa oludda oluwaabi nti nga 14th February 2015 ku ssaawa nga 5 ez’ekiro, omugenzi yali agenda waka […]

UNEB efunye okweyongera kwábayizi abagenda okola ebyákamalirizo

UNEB efunye okweyongera kwábayizi abagenda okola ebyákamalirizo

Ivan Ssenabulya

September 6th, 2023

No comments

Bya Damali Mukhaye, Ekitongole ekivunaanyizibwa ku bigezo mu ggwanga ekya Uganda National Examination Board kifunye okweyongera kw’omuwendo gw’abagenda okutuula ebigezo ebyakamalirizo ebya 2023. Bwabadde ayogerako eri bannamawulire ku Uganda Media Center, mu kampala, Dayirekita w’ekitongole kya Uneb, Daniel Odongo agamba nti wabadewo okweyongera kwa abayizi […]

Abakozi ba MTN babiri basindikibwa mu Kkomera lwa bubbi

Abakozi ba MTN babiri basindikibwa mu Kkomera lwa bubbi

Ivan Ssenabulya

September 6th, 2023

No comments

Bya Ruth Anderah, Abakozi ba kampuni ya MTN Uganda babiri bagguddwako emisango ne basindikibwa ku limanda mu kkomera e Luzira nga bateeberezebwa okuba nga bafera okuyita mu byuma bikalimagezi obukadde bwensimbi 150 obwa Opportunity Bank. Micheal Muwanika, omukugu mu by’emikono e Mityana ne Cissy Kabagenyi, […]

Abatuuze balajana lwa Ggonya ezirya banaabwe

Abatuuze balajana lwa Ggonya ezirya banaabwe

Ivan Ssenabulya

September 6th, 2023

No comments

Bya Abubaker Kirunda, Abatuuze ku mwalo e Bwagu mugombolola ye Bukaboli balajana oluvanyuma lwa Ggonya okulya batuuze banabwe abawera 15 mu bbanga lya mwezi gumu. Abatuuze nga bakulembeddwamu Ssentebe wa wekitundu kino, Ayoub Ndikurwange, ategezezza nti abakyala bebasinze okukosebwa mu mbeera eno nga zibasoberera nga […]

Abakulembeze basabiddwa okukoppa enjigiriza yómugenzi Ssaabasumba Lwanga

Abakulembeze basabiddwa okukoppa enjigiriza yómugenzi Ssaabasumba Lwanga

Ivan Ssenabulya

September 5th, 2023

No comments

Bya Prossy Kisakye, Abakulembeze b’eddiini n’ebannabyabufuzi basabiddwa okukoppa okubuulira kw’omugenzi eyali Ssaabasumba w’ekelezia y’Abasodokisi mu Uganda metropolitan Yonna Lwanga okulaba nga wabaawo emirembe n’okukuuma eddembe ly’obuntu mu ggwanga. Omugenzi Lwanga yafa nga 5th Sept 2021, olwaleero ekelezia etegese okujjukira omugenzi ku kitebe e Namungona, mukujjukira […]

Aba DPbasabye abébyókwerinda okweyambisa obukesi mu kulwanyisa obutujju

Aba DPbasabye abébyókwerinda okweyambisa obukesi mu kulwanyisa obutujju

Ivan Ssenabulya

September 5th, 2023

No comments

Bya Prossy Kisakye, Ekibiina ekiri kuludda oluvuganya gavumenti ekya Democratic Party kisabye ebitongole by’ebyokwerinda okukozesa obukessi bwabyo okuzuula abatujju nga tebannaba kukola bulumbaganyi ku ggwanga Omulanga gwa DP poliisi okutegulula boomu ku lunaku lwe Sunday ku kanisa y’Omusumba Kayanja e Rubaga ate eggulo poliisi yateguludde […]

Aba NEED bagala Gavt ewuliziganye nábalumbaganyi

Aba NEED bagala Gavt ewuliziganye nábalumbaganyi

Ivan Ssenabulya

September 4th, 2023

No comments

Bya Prossy Kisakye, Ekibiina kya National Economic Empowerment Dialogue-NEED, kisabye gavumenti okufaayo kubiruma abayekera bwekiba nti ebikolwa byekiyeera byakulinyibwa kunfeete mu ggwanga lino Omulanga gwa NEED guddiridde bbomu eyasangiddwa ku kkanisa y’omusumba Kayanja olunaku lw’eggulo e Rubaga era songa ne leero poliisi eriko boomu enkolerere […]

Abantu 13 e Kalungu baddusibwa mu ddwaliro kubigambibwa nti baweereddwa Obutwa

Abantu 13 e Kalungu baddusibwa mu ddwaliro kubigambibwa nti baweereddwa Obutwa

Ivan Ssenabulya

September 4th, 2023

No comments

Bya Malik Fahad, Abantu 13 ku kyalo Kigaaju e Lwabenge mu district y’e Kalungu baddusiddwa mu ddwaliro lya Kyamuliibwa Health Centre IV ku bigambibwa nti baweereddwa obutwa. Ekizibu kino kigudde mu maka ga Luhumuliza Joseph ngono ku Sunday muwala we yakyazizza abako kyokka kigambibwa nti ebyokunywa […]

Eyasobeza ku Mukazi námutta agombedwamu obwala

Eyasobeza ku Mukazi námutta agombedwamu obwala

Ivan Ssenabulya

September 4th, 2023

No comments

Bya Abubaker Kirunda, Omusajja ow’emyaka 31 mu disitulikiti y’e Iganga akwatiddwa poliisi ku by’okutta omukazi ow’emyaka 28 oluvannyuma lw’okumusobyako. Omwogezi wa poliisi mu Bosga east Diana Nandawula agamba nti omukwate nga mutuuze ku kyalo Nkono mu Iganga northern Division era alumirizibwa okubba ebintu by’omugenzi. kigambibwa […]

America erabudde Bannansi baayo abali kuno ku butujju

America erabudde Bannansi baayo abali kuno ku butujju

Ivan Ssenabulya

September 4th, 2023

No comments

Bya Mike Sebalu, Ekitebe kya Amerika mu Uganda kirabudde nti “wakyaliwo okutiisibwatiisibwa kw’obulumbaganyi bw’abatujju mu Uganda ne mu kitundu kyonna ekya East Africa. Ekitebe kya Amerika era kitegeezezza bannansi ba Amerika abali mu Uganda okubeera obulindaala n’okwewala enkung’aana ezirimu abantu abangi nga waakayita olunaku lumu […]