Skip to content Skip to sidebar Skip to footer

Amawulire

Abebyokwerinda bazeeyo mu kifo awabadde obutemu ku Gen Katumba

Bya Ritah Kemigisa ne Damalie Mukhaye Abakulu mu byokwerinda, bongedde okuyiwa abasirikale abapmpi nabawanvu mu kifo, minisita webyentambula Gen Katumba Wamala webamukoleddeko obulumbaganyi, e Kisasi. Gen Katumba yasimattuse okufa abatamanya ngamba bwebakubye mmotoka ye amasasai agawerako, wabula muwala we Brenda Nantongo ne dereva we Haruna Kayondo nebalugulamu obulamu. Kati abajaasi, nabasirikale ba poliisi, okuli naba LDU olwaleero bazeeyo…

Read More

Omu ku bakulemberamu okumenya ekkomera e Moroto, bamukutte

Bya Musasai Waffe Ebitongole byebyokwerinda, poliisi namagye bakutte omusajj gwebabadde bamaze ebbanga nga bayigga agamabibw anti yeyakulemberamu olukwe, lowkumenya ekkomera ekkulu e Moroto, omwaka oguwedde. Mu Novemba w’omwaka oguwedde, abaibe 224 bebatoloka okuva mu kkomera lino abasibe bwebasinza abasirikale amaanyi, nga bakuliita n’emmundu 15 namasasi 480. Omwogezi wa poliisi mu kitundu kye Karamoja, Michael Longole ategezezza banaffe aba…

Read More

Amasasi Gatwaliddemu Ssalumanya

Bya Damalie Mukhaye Waliwo omuvubuka owemyaka 26, abadde yajja e Kampala okukola emyezi mitono emabega eyakubiddw amasasi batemu bwebalumbye emmotoka ya minisita webyenguudo Gen Edward Katumba Wamala. Kati omulenzi eyalumiziddwa ategerekese nga ye Kibalama ngabadde akaola ku kaduuka ka battery akali ku mabbali kinnya nanmpindi nekifo obulumbganyi buno webwabadde. Faizo Ssali, nannyini kaduuka, agambye nti babadde bakaggulawo okukola…

Read More

Abakugu bogedde ku butemu bwa Katumba

Bya Ritah Kemigisa Abakugu mu byokweringa, batagezezza nti okusimattuka kwa Gen Katumba Wamala kwamugaso nnyo era kigenda kuyamba mu kunonyereza. General Katumba yasimattuse obutemu obwabadde bumukoleddwako e Kisasi, wabula obwafiriddemu muwala we Brenda Nantongo ne dereva we Haruna Kayondo. Bwabadde ayogerako naffe Fred Egesa, omunonyereza agmbye nti Gen Katumba waakwogera byonna ebyabaddewo oba oli awo nabalabe basubiriza nti…

Read More

Museveni agamba nti balina webatandikira mu kufuna ababadde bagala okutta Katumba

Bya Rita Kemigisa, Prossy Kisakye ne Benjamin Jumbe, Omukulembeze weggwanga Yoweri Museveni ategezeza nga bwebafunye amawulire aganabatuusa ku batemu ababadde Bagala okutta Gen Katumba Wamala. Gen. Katumba asimatuse okuttibwa okuliraana amakage e Bukoto Kisaasi enkya ya leero abatemu abatanategerekeka bwebasumuludde ebyasi ku motokaye muwalawe Brendah Nantogo ne derevawe Haruna Kayondo ne bafiirawo. Mu kiwandiiko ekifulumiziddwa ku social media…

Read More

Buganda esabye Gavt enonyereze ku bagala okutta Gen Katumba

Bya Prossy Kisakye, Obwakabaka bwa Buganda busasidde era ne buvumirira ebikolwa eby’obutemu ebitusiddwa mu Gen Katumba Wamala enkya yaleero, bwabadde ava mu makaage mu bitundu bye Kisaasi. Abatamanya ngamba balumbye emotoka ya Gen Katumba Wamala ne bagisindirira ebyaasi ebitiddewo muwalawe Brenda Nantongo ne driver we Hassan Kayondo ate Gen Katumba Wamala navaawo n’ebisago era naddusibwa mu ddwaliro…

Read More

Gen Katumba alongoseddwa, tali bubi

Bya Damalie Mukhaye ne Ritah Kemigisa Omwogezi wamagye ge’gwanga aga UPDF, Brig Gen Flavia Byekwaso ategezeza nga Gen Katumba Wamala bwamaze okulongosebwa era kati tali mu mbeera mbi. Gen Katumba ali mu ddwaliro lya Medipal international hospital ajanajabibwa oluvanyuma lwokusimattuka obutemu obukoleddwa ku mmotoka ye e Kisaasi, mu budde obwokumakya. Byekwaso agambye nti okunonyereza kugenda mu maaso. Yye amyuka…

Read More

Gen Katumba Wamala asimattuse obutemu

Bya Ritah Kemigisa Abadde minisita webyenguudo nemirimu Gen. Katumba Wamala asimattuse obutemu obukoleddwa ku mmotoka ye, e Bukoto okumpi namaka ge. Kitegezeddwa nti Katumba abadde mu mmotoka ne muwala we ategerekeseeko erya Brenda ne dereva we nga bano bafiriddewo. Bino bibadde ku Kisota road olugatta Kisaasi ku Bukoto. Bwabadde ayogerako naffe, omwogezi wamagye ge gwanga aga UPDF Brig Gen…

Read More

Abakozesa Balabuddwa ku kugema abakozi COVID-19 okw’obuwaze

Bya Ivan Ssenabulya ne Ritah Kemigisa Ekibiina ekigatta abakozesa, Federation of Uganda Employers (FUE) balabudde amakampuni ku kuteeka abakozi baabwe ku nninga okwegema ekirwadde ekya senyiga omukambwe COVID-19. Bino webijidde ngabalwanirizi be’dembe lyobuntu bazze bavumirirra ekikolwa kino. Ssenkulu wekitongole kino Daglous Opio atubuliidde nti abakozesa batekeddwa okukimanya nti kimenya amateeka, era kyandibatuusa awazibu. Ono awabudde nti basaanye kubasomesa bbo…

Read More

Abeddwaliro lye’Mengo bo’gedde ku kufa kwa Munnamawulire Ssenkubuge

Bya Ritah Kemigisa Ssabawandiisi wekibiina ekigatta abasawo mu gwanga ekya Uganda Medical Association, Dr Mukuzi Muhereza alaze obwetaavu eri amawaliro okutasaanga aobulamu nokwongera amaanyi mu bujanjabi obusokerwako. Kino bagamba nti kyekisaanye okusooka okukolwako, oluvanyuma bogere ku bisale byobujanjabi. Bino webijidde ngabeddwaliro lye Mengo banenyezebwa olwokulagajalira obulamu bwamunnamawulire wa Daily Monitor John Bugembe Ssenkubuge, ekyamuviriddeko okufa. Wabula omwogezi we’ddwaliro lye…

Read More

90.4DembeFM LIVE
Live radio Omuziki Nebikuzimba Click to play