Skip to content Skip to sidebar Skip to footer

Amawulire

Abasadaaka abaana bakutugibwa ku kalabba

Bya Prosy Kisakye Abantu abanasingisibwa emisango gyokusadaaka abaana, baakutugibwa ku kalabba. Ekibonerezo kino kyajidde mu bbago erirubirirdde okulwanyisa ekisadaaka baana, erya Prevention and Prohibition of Human Sacrifice Bill, 2020 nga lyasomeddwa omulundi ogusooka, omubaka we Ayivu mu palamenti Benard Atiku. Muno mwajiddemu ebibonerezo ebikakali, okwawukana ku kitabo kyamateeka ekyebibonerezo oba penal code Act. Mu penal code, ekisadaaka kitwalibwa ng’omusango gwobutemu. Atiku…

Read More

Ebyokukuba bannamawulire Ochola agamba yali asaaga

Bya Damali Mukhaye, Ssabapoliisi Okoth Ochola ategezeza nga ebigambo bye bweyategeeza nti bannamawulire bakusigala nga bakubibwa abakuuma ddembe nti yali asaaga. Bino yabyogera kuntandikwa yomwaka guno mu lukungana lwa banamawulire e Naguru bweyategeeza nti okubakuba kuba kubataasa. wabula bwalabiseko mu maaso ga babaka ba palamenti abatuula ku kakiiko akebyokwerinda, Ochola, ababaka bamusabye abatangaze kyeyali ategeeza kunsonga eno wabula…

Read More

Ssabasajja agamba obuganda bwakusubwa nyo Ssabasumba Lwanga

Bya Prossy Kisakye, Ssabasajja Kabaka wa Buganda Ronald Muwenda Mutebi II ayogedde ku mugenzi Dr Cyprian Kizito Lwanga,ngomusajja abadde ayagala enyo obwakabakabwe ne kikakye ekye Mamba clan. Kabaka mu bubakabwe bwatise katikiro wa Buganda Charles Peter Mayiga, mu kuziika Dr Lwanga, agambye nti tali mwerabira olwokwewaayo nalwanirira abatasobola kweranako nokulwanirira enfuga etambulira ku mateeka Mungeri yemu Kabaka agambye…

Read More

Paapa alonze Omusumba Paul Ssemwogerere okulabirira Essaza lya Kampala

Bya Prossy Kisakye, Abadde ssabasumba we ssaza ekklu erya akamapala Dr Cyprian Kizito Lwanga agalamiziddwa munju ye eyoluberere munda ku lutiko e Rubaga wakati mu nnamungi womuntu abadde mu miranga nokwazirana. Abantu abebitiibwa bangi okuva mu gavumenti eyawakati ne ye Mengo beetabye ku mukolo ogwokusibula omugenzi. Ssabasumba yassa ogwenkomerere ku lwomukaga lwa ssabiiti ewedde era kyategerekeka nti yafa…

Read More

Abakyaliwo basomozeddwa okukuuma emirimu gya Ssabasumba Lwanga

Bya Ivan Ssenabulya Banna-Uganda bonna basabiddwa okukola enno, okukuuma emirimu amakula egikoleddwa abase Ssabasumba we’ssaza ekkulu erye Kampala Dr. Cyprian Kizito Lwanga. Omulanga guno gukubiddwa ssentebbe owolukiiko lwabe-Episcopal mu Uganda, nga ye musumba we’ssaza lya Kiyinda-Mityana Joseph Anthony Zziwa, mu mmisa eyokusibula omugenzi ku lutikko e Rubaga. Agambye nti Ssabasumba akoze omulimu gwe, ngogusigalidde guli eri abasigadde nga…

Read More

Olusirika lwa NRM lugenda kutandika olwaleero

Bya Damalie Mukhaye Abekibiina kya NRM bayise omukubiriza wa palamenti Rebecca Kadaga n’omumyuka we Jacob Oulanya okwetaba mu lusirika lwekibiina olugenda okutandika olwaleero. Olunnaku lwe ggulo ekibiina kyakozesa okukebera ekirwadde kya senyiga omukambwe ku babaka baabwe bonna, nabakalondebwa abagenda okwetaba mu lusirika luno, ku banguliro lyebyobufuzi e Kyankwanzi. Okusinziira ku akulira ebyamawulire ku gwandisizo lyekibiina kya NRM, Emmanuel…

Read More

Ssabasumba Lwang agenda kuzikibwa olwaleero

Bya Prosy Kisakye ne Ivan Ssenabulya Omubiri gwabadde Ssabasumba wessaza ekkulu erye Kampala, Dr Cyprian Kizito Lwanga wetwogerera nga gustusiddwa ku lutikko e Rubaga, gyagenda okuzikibwa olwaleero. Guleteddwa mu bukuumi bwa poliisi, nga gukulembeddwamu bandi ya poliisi, wakati mu namungi womuntu azze okwetaba mu kuziika kuno. Ssabasumba Lwanga yasangibwa nga yafudde munda mu kienge kye, ku lunnaku Lwomukaaga,…

Read More

Poliisi erungamiza ku byentambula mu kuziika Ssabasumba Lwanga

Bya Juliet Nalwooga, Poliisi eyisiza ebiragiro ebyokunguudo ebigenda okugobererwa mu kwetegkera okuziika abadde ssabasumba we ssaza ekkulu erya Kampala, Cyprian Lwanga’s okugenda okubaawo olunaku lwenkya ku lutiko e Rubaga mu Kampala. Amyuka omwogezi wa poliisi mu bitundu bya Kampala ne miriraano, Luke Owoyesigyire agambye nti abebidduka bakukyusibwa ekkubo nga batuuse ku Nabunya junction,e Kabusu ku  round about…

Read More

Byabasaijja awakanyiza alipoota

File Photo: Abasiibe mu komera Bya Prossy Kisakye Ekitongole kya makomera kyesambye ebigambibwa nti kityoboola eddembe lya basibe. Okusinzira ku alipoota eyakafulumizibwa ebibiina ebirwanirira eddembe lyobuntu munsi yonna abasibe mu makomera wano mu ggwanga balisibwa akakanja. Akulira ekibiina kyomukago gwa European Union Atilio Pacifc agambye nti embeera eno yeyolekera nyo mu biseera ebyokulwanyisa ssenyiga omukambwe  Wabula mu kumwanukula akulira amakomera wano…

Read More

Omusomesa asse mukazi we n’omwana

Poliisi mu disitulikiti ye Lwengo etandise okunonyereza kungeri omusomesa, gyeyaseemu mukazi we omulambo nagusuula mu kabuyonjo. George William Tugume, omusomesa ku Kaboyo COU P/S, kigambibwa nti yasse Rose Katushabe, ngolwamaze yasse nomwana waabwe owemyaka 2 ku nsonga ezitanaba kutegerekeka. Ettemu lino lyabadde mu Mbirizi Industrial area, ngokutegeera kyadirirdde balirwana okuwulira ekivundu ekyabadde kiva mu maka gano. Wabula poliisi…

Read More