Skip to content Skip to sidebar Skip to footer

Amawulire

Kyagulanyi agenda kuloopa ew’omuddumizi w’amagye

Bya Ritah Kemigisa Akulembera ekibiina kya NUP Robert Kyagulanyi amanyiddwa nga Bobi Wine ategezezza nga bwagenda okuloopa ew’omuddumizi wamagye ge gwanga ne minisitule yebyokwerinda ekiwamba bantu, naddala abwagizi be abatamanyikiddwako mayitire. Olunnaku lwe ggulo Bobi Wine, yakwtaiddwa ne banne bwebakulembeera ekibiina bwebabadde bekalakaasa mu masekati gekibuga ku nsonga yeemu. Kati bwabadde ayogera ne bannamawulire olwaleero, Bobi Wine alabudde…

Read More

Ababadde bawambye ow’emyaka 2 babakutte

Bya Juliet Nalwooga Poliisi e Masaka eriko abantu 2 bekutte ku byokuwamba omwana owemyaka 2, nga babaddenga basaba omusingo basobole okumuta. Bino byabaddewo mu gandaalo erya sabiiti, ku kyalo Kabaawo mu tawuni kanso ye Mutukula mu distulikiti ye Kyotera. Eno owa bodaboda, yagenda mu maka ga Caroline Nnalongo, nategeeza omukozi we nti mukama we yamutumye amuwe omwana omuwere…

Read More

Babano abasajja sbawanyisa omuwala ow’emyaka 13

Bya Juliet Nalwooga Poliisi e Kyengera eriko abantu 4 begalidde ku misango gyokukusa abantu n’okusobya ku mwana omuto. Omwogezi wa poliisi mu gwanga Fred Enanga agambye nti bafunye okwemulugunya ku bantu abazze babuzibwawo, ngomusango guno gwalopebwa Edirisa Kawoya, oluvanyuma lwa muwala we owemyaka 13 owa S1 oikubula. Omwana ono yabula nga 2 March omwaka guno 2021. Omwana ono kigambibwa…

Read More

Buganda ekyabanja

Bya Shamim Nateebwa Obwakabaka bwa Buganda buzeemu okukuba omulanga eri gavumenti eya wakati, okutukiriza obweyamu bwabyo okuzza ebyaffe Ebikyasigalidde. Ebyobugagga ebyogerewako kuliko ettaka, ebizimbe nebirala, gavumenti eya wakati byeyatwala mu mwaka gwa 1966, Obote bweyali alumbye olumbye Olubiri. Okussinziira ku Kamalabyonna wa Buganda Charles Peter Mayiga, Buganda ekyabanja ebintu ebiwerako okuli nensimbi, ebypa bye ttaka okugeza okutudde ekizmbe…

Read More

Abayizi 6 bebakazaliira mu bigezo

Bya Juliet Nalwooga Ekitongole kyebigezo mu gwanga, Uganda National Examination Board kirabudde abayizi ku kumala gawakula embuto, nga tebanetuuka. UNEB balabudde nti guno gwemulundi ogwasembyeyo, okwongeramu edakiika 45 eri abayizi abembuto, nokubawa enkizo okwengeri ngeeno. Bwabadde ayogera ne bannamawulire mu Kampala, akulira ebyamwulire ku kitongole kyebigezo Jennifer Kalule agambye nti bakafuna abayizi 6, abazaira wakati mu kukola ebigezo…

Read More

Abanyarwanda bagala kutandika kuyitibwa Abavandimwe

Bya Moses Ndaye, Abamu ku Banyarwanda abawangalira mu ggwanga lino basabye abobuyinza babakkirize bakyuse erinnya lye ggwanga lyabwe mu kifo kyokubayita abanyarwanda bayitibwa Abavandimwe, ekitegeeza abaooluganda. Bano bagamba nti kino kyakubayamba obutabolebwa nyo bannauganda. Mu kakiiko kabwe akapya aka Abavandimwe, bano bagamba nti bazze babolebwa mu ggwanga lino nga tebasobola kufuna bya bujanjabi, endagamuntu ne paasipoota Mu kwogerako ne…

Read More

Abantu 30 balumizidwa silingi bweyiise ku kizimbe okuli Fidodido

Damali Muhkaye, Abantu abasoba mu 30 badusibwa mu ddwaliro nga biwala ttaka oluvanyuma lwa silingi yekizimbe okutte Fido Dido okwabika ne yiika. Abasinze okukosebwa babadde balokole abe kanisa ya pastor Isaac Kiweewesi ababadde bakunganye okusaba lunch hour mu kifo kino Okusinzira Nkuubi Kenneth,omu kubasuubuzi abakolera ku kizimbe kino agambye nti waliwo makanika abadde awalapye waggulu mu silingi okutereeza…

Read More

Poliisi ereese yunifoomu empya

Bya Juliet Nalwoga Poliisi ya Uganda, olwaleero eyanjudde yunifoomu emppya, eyabasirikale baabwe, nga yonna ya khaki. Mu lukungaana lwabanwmulire ku kitebbe kya poliiis e Naguru kamisona wa poliisi Asan Kasingye agmbye nti aba Counter Terrorism naba Field Force Unit bokka bebagenda okuisgaza yunifoomu zaabwe, abasigadde bagenda kutandika kwambal emppya. Kasingye agambye nti okuleeta yunifoomu emppya kyagendereddwamu, okukendeeza ku…

Read More

Kabaka Mulamu Katebule

Bya Shamim Nateebwa Kamalabyonna wa Buganda, Charles Peter Mayiga akaksizza Obuganda nti Omutanda ali mu mbeera nnungi, era nasambajja ebyogerwa nti mulwadde muyi ali ku mugo gwantaana. Bwabadde ayogerera mu Lukiiko lwa Buganda e Bulange, Kattikiro Mayiga agambye nti omutanda ali Kabaka gyeyagenze okulambula ku Nnamasole Margret Siwoza eyalwaridde mu ddwaliro e Nairobi. Mayiga agambye nti Ssabasajja Kabaka,…

Read More