Amawulire

Olukiiko lwaba Minisita lulagidde abasawo basasurwe

Olukiiko lwaba Minisita lulagidde abasawo basasurwe

Ivan Ssenabulya

May 16th, 2023

No comments

Bya Mike Sebalu. Olukiiko lwa ba Minisita olwatudde olunaku lwa ggyo mu maka g’omukulembeze w’eggwanga kitegerekese nti lwasazeewo Minisitule y’eby’ensimbi okunoonya mu bwangu ensimbi esasule abasawo bakyakayiga (Interns) wamu n’abo abanoonya obukugu ( Senoir House Officers) nga mukiseera kino bonna bateeka wansi ebikola. Ssaabawandiidi w’ekibiina […]

Omusirikale akkiriza okutta Omuyindi-Bwali Busungu

Omusirikale akkiriza okutta Omuyindi-Bwali Busungu

Ivan Ssenabulya

May 15th, 2023

No comments

Bya Ruth Anderah, Omuserikale wa poliisi agambibwa okukuba amasasi Omuyindi omuwozi wénsimbi ku Lwokutaano lwa ssabiiti ewedde, akoze sitatimenti n’ayatula nti kituufu yatta omuntu mu maaso g’omulamuzi wa kkooti eyókuluguudo Buganda. Poliisi Constable Wabwire Ivan yakwatiddwa ku Lwomukaaga okuva mu kibuga ky’e Busia mu kugezaako […]

Poliisi yóbutonde bw’ensi erabuddwa kunguzi

Poliisi yóbutonde bw’ensi erabuddwa kunguzi

Ivan Ssenabulya

May 15th, 2023

No comments

Bya Prossy Kisakye, Minisita w’amazzi n’obutonde bw’ensi, Sam Cheptoris alabudde poliisi y’obutonde bw’ensi okukomya okwekobaana naabo abefubiridde okusaanyaawo obutonde bw’ensi. Abadde ayogerako eri bannamawulire ku ofiisi ya Pulezidenti mu Kampala mu ssaabiiti eyokwanja ebitukibwako mu bitongole bya gavumenti ebyenjawulo okusinzira ku birubirirwa bya okuva mu […]

Eyasse Omuyindi agibwako sitetimenti

Eyasse Omuyindi agibwako sitetimenti

Ivan Ssenabulya

May 15th, 2023

No comments

Bya Juliet Nalwooga, I van Wabrire, omuserikale wa poliisi eyasse omuwozi wa ssente alabiseeko mu kkooti ya Buganda Road n’akola sitatimenti. Bwabadde ayogerako eri bannamawulire e Naguru, omwogezi wa Poliisi mu ggwanga, Fred Enanga agambye nti fayiro y’omusango gwe ewedde era eweereddwa yafeesi ya ssabawaabi […]

Kabuleta asabye Poliisi ku bya Bannauganda abattibwa

Kabuleta asabye Poliisi ku bya Bannauganda abattibwa

Ivan Ssenabulya

May 15th, 2023

No comments

Bya Prossy Kisakye, Senkagale w’ekibiina ekiri ku ludda oluvuganya gavumenti ekya National Economic Empowerment Dialogue-NEED, Joseph Kabuleta avumiridde effujjo ly’emmundu erigenda mu maaso mu ggwanga, n’asaba poliisi okukozesa obwangu bwe bumu bwe yakozesa okukwata omuserikale eyasse Omuyindi okuwa obwenkanya eri abaakosebwa mu mbeera yemu. Ivan […]

Omukozi wa gavumenti ataabalibwe bumukeeredde

Omukozi wa gavumenti ataabalibwe bumukeeredde

Ivan Ssenabulya

May 15th, 2023

No comments

Bya Mike Sebalu. Omuwandiisi w’enakalakkalira mu Ministry y’eby’ensimbi Ramathan Ggoobi alabudde ng’omukozi wa gavumenti yenna anasigalira mu kubalibwa okugenda mu maaso bwagenda okujjibwa ku lukalala lwa gavumenti kwafunira omusaala. Gyebuvuddeko, Minister w’ebyensimbi yawandiikira Ssababalirizi w’ebitabo bya gavumenti ng’amulagira okuddamu okubala abakozi ba gavumenti bonna okusobola […]

Essiga eddamuzi lyewozezzaako ku misaala gy’abakozi

Essiga eddamuzi lyewozezzaako ku misaala gy’abakozi

Ivan Ssenabulya

May 15th, 2023

No comments

Bya Mike Sebalu. Essiga eddamuzi livuddeyo nelyewozaako ku makubo gelikutte okulaba nga gasitula ku nyingiza y’abakozi baalyo naddala abo ku mitendera egyawansi nga ne ba dereeva mwobatwalidde. Kiddiridde akatambi ka driver wabwe akalabikide ku itimbagano nga yemulugunya ku sente entono zafunang’omusaala zeyagambye nti tezimusaanira. Mu […]

Minisitule y’eby’entambula etaddewo olugedo lw’okumazzi eri abo abagenda n’okuva e Masaka okujja e Kampala

Minisitule y’eby’entambula etaddewo olugedo lw’okumazzi eri abo abagenda n’okuva e Masaka okujja e Kampala

Ivan Ssenabulya

May 15th, 2023

No comments

Bya Mike Sebalu. Minisitule ekola ku by’enguudo elangilidde nga bwetaddewo emmeeri ziyambeko okusaabaza abantu okubajja ku mwaalo e Bukakata Masaka okubatuusa e Nakiwogo –Entebbe n’okubajja e Nakiwogo okubatwala Bukakata ng’okubakendeereza ku lugendo lw’okukozesa kolaasi olulabise nga luwanvuye. Olugendo luno lwakusasulirwa shs 15000 zokka ng’emeeri esooka […]

Okuzzaawo olutindo lwa Katonga kyakutwala sabiiti 3

Okuzzaawo olutindo lwa Katonga kyakutwala sabiiti 3

Ivan Ssenabulya

May 15th, 2023

No comments

Bya Ritah Kemigisa. Ekitongole ekikola ku nguudo mu gwanga ekya Uganda National Roads Authority (UNRA) kikakasizza ng’omulimu gw’okuzaawo ekitundu ky’oluguudod olwasanyiizbwawo okubooga kw’amazzi ag’omugga Katonga, bwekujja okuba nga kujiddwako engalo mu banga lya Sabiiti 3 zokka. Mu bubaka obutali bulambulule obulabikidde ku mutimbagano gw’ekitongole kino […]

Presidenti Museveni azzeemu okukatiriza okusirikiriza mu kulwana wakati wébiwayi ebitakkanya e Sudan

Ivan Ssenabulya

May 11th, 2023

No comments

Bya Mike Sebalu. Omukulembeze wéggwnaga YK Museveni azzeemu okuttukkiza okusaba ebiwayi ebiri mu kulwanagana mu gwanga lya Sudan okuteeka wansi ebyókulwanyisa bateeseganye ku lwóbulungi bwéggwanga lya Sudan ebyómumaaso. President Museveni yabadde asisinkanye sentebe wákakiiko akalwanilira okutebenkeza obutali butebenkevu obwabalukawo mu gwanga lya Sudan Amb. Dafallah […]