Bya Barabra Nalweyiso
Poliisi mu district ye Mityana eriko omusomesa wa myaka 30 gwegalidde olwokusobya ku mwana ow’emyaka 10.
Omukwate musomesa ku ssomero lya Maanyi Parents school erisangibwa mu gombolola ye Maanyi.
Okusinziira ku Sylvia Akleo maama womwana nono, omwana we asomera ku ssomero lino wabula yapangisa omusomesa ono akoachinge.
Omwana abadde amusomeseza ku dduuka lye, nga kigambibwa nti…
Bya Malikh Fahad
Kooti enkulu e Masaka eriko omusajja wa myaka 40 gw'esindise mu kkomera yebakeyo emyaka 11.
Aloysius Kityo nga mutuuze ku kyalo Mbulire mu gombolola ye Bigasa mu district ye Bukomansimbi, asingisiddwa omusango gwokutwaliira amateeka mu ngalo natt abantu 2.
oludda oluwaabi nga lukulembeddwamu Amina Akasa lutegezezza kooti, ebadde ekubirizibwa omulamuzi Winfred Nabisinde nti omuvunanwa nabantu abalala…
Bya Abubaker Kirunda
Omusajja owemyak 45 mu district ye Luuka aliira ku nsiko oluvanyuma lwokugezaako okusadaaka muwala we owemyaka 13.
Emmanuel Bwana nga mutuuze ku kyalo Kamwirungu mu gombolola ye Bulongo kigambibwa nti yakutte muwala we okuva ku nayikondo, gyeyabadde agenze okukima amazzi, nga wali nabasajja abalala 4 nebamutwala mu ssabo e Bumanya ku musamize eyabadde nomusota.
Wabula…
Bya Prosy Kisakye
Flying squad eriko omusajja gwekutte nga ye Hamid Segawa ku misango gyokutisatiisa abantu, okufuna ssente mu lukujju kujju nokweyita kyatali.
Omumyuka owmogezi wa poliisi mu Kampala nemiriraano Luke Owoyesigire agambye nti omusajja ono baamukwatidde ku Nkuruma road, ngabaddenga yeyita omukuuma ddembe, okuva mu maka gobwa presidenti.
Agambye nti baamusanze ne ID enjingirire era okunonyereza kugeda…
Bya Ivan Ssenabulya
Poliisi mu Kampala etandise okunonyereza ku nfa yomusajj, asangiddwa mu mmotoka nga mufu, okumpi n'akatale ke Nakasero wano mu Kampala.
Omwogezi wa poliisi mu Kmpala nemiriraano Patrick Onyango agambye nti omugenzi ye Musisi John, ngabadde mugoba wa sipeso.
Ono asangiddwa mu mmotoka ye kika kya Ipsum namba UAN 506/V, nga mufu.
Poliisi ejjewo omulambo negutwalibwa mu…
Bya Philip Wafula
Abantu 3 bebafiriddewo mbulaga mu kabenje akagudde e Luwala, mu gombolola ye Najjembe mu district ye Buikwe.
Eno mmotok kika kya lukululana ebadde yetisse sementi eyambalaganye ne Fuso, bwenyi ku bwneyi, nebintu ebibaddeko nebyononeka
Omwogezi wa poliisi mu kitundu kya Ssezibwa Hellen Bototo, agambye nti abagenzi kuliko Samuel Gatua, munnansi wa Kenya, Mwangi Stephen naye…
Bya Abubaker Kirunda
Abatuuze ababadde abakambwe okukira ennumba wali mu kabuga ke Mafubira e Jinja baliko emmotoka gyebatekedde omuliro, oluvanyuma lwokutomera owa boda boda.
Okusinziira ku yerabiddeko mmotoka eno kika kya Tipa namba UEQ 984/B Ibrahim Mukose bwabadde ku pikipiki namba UEV 335/N nasigalako kikuba ku mukono, era oluvanyuma amae nassaogwenkomereo.
Akabenje kano kagudde ku Almeka stage ku…
Bya Ruth Anderah
Akakiiko akatekebwawo omukulembeze we gwanga okunonyereza ku mivuyo gye ttaka, kavumiridde omuwandiisi avunayzibw aku byapa e Jinja Aisha Kandikumutima olwokulmererwa okuwabula minister webye ttaka Betty Amongi kubye ttaka erisangibwa ku Plot 24 ku Kyabazinga Way e Nalufenya.
Kandimkumutima agambye nti yakolera ny kuwubisibwa olwabakulembeze aba waggulu ne bakama be kyeyaza addamu okuyingiza ettaka lino,…
Bya Ruth Anderah
Omusubuzi womu Kampala Sam Buchanan eyakwatbwa wiiki ewedde ku, byokwetaba mu busubuzi bwa zaabu owebikwangala avunaniddwa, noluvanyuma nasindikibwa ku alimanda mu kkomera e Kigo.
Omuvunanwa nga mutuuze we Buziga mu divison ye Makindye yakwatibwa CMI okuva ku Wavamuno Raod e Munyonyo nga kigambibwa nti aliko $ emitwalo 5.
Oludda oluwaabi ku kooti yamagye nga lukulembeddwamu…
Bya Ivan Ssenabulya
Ekibiina ekitaba abategeka ebivvulu abayimbi n'ab’ebifo ebisanyukirwamu ekya Uganda Music Promoters and Venue Owners Network kisabye gavumenti ku nninga enonyereza ku bategesi bebivvulu abafera, omukulemnbeze we gwanga Yoweri K. Museveni beyaliyirira akawumbi 1 nobukadde 800 gyebuvuddeko.
Ssente zino zaweebwa abategesi abagmbibwa nti bafiirwa olwebivvulu bya Bobi Wine byebasazaamu.
Wabula omukwnaganya wemirmu gyekibiina kya UMPNET Tony Ssempijja…
