Skip to content Skip to sidebar Skip to footer

Amawulire

Omusajja asse munne lwa mukazi

Bya Magembe Sabiiti, Entiisa ebutikidde abatuuze ku kyalo Kikuusi mu gombolola ye Madudu e Mubende omusajja bwavudde mu mbeera nakira musajja mune namukuba omuggo ogumuttidewo ng’amulanga ku mwagalira mukazi. Attiddwa ye Alex Maniriho nga amusse ye Bitwahiki Federiki era ng’olumaze okukola ettemu lino nabulawo. Okusinzira ku batuuze mu kitundu kino ababiri bano  baludde nga balina obutakanya  obwava…

Read More

Abalunzi batabuse ku ky’ebeeyi y’amata

Bya Prossy Kisakye, Abalunzi b’ente wansi w’ekibiina kyabwe ekya Livestock Development Forum batiisatiisiza obutaddamu kutunda mata gaabwe eri abamakampuni  bwe batavaayo kukanya ku bisaale . Nga ayogerako eri bannamawulire mu kampala sentebe wekibiina kino Ben Twine agambye nti ebeeyi y’amata buli lukya yeyongera okugwa nga kati lita emu egula shs 200 ne 500 mu bitundu by’eggwanga…

Read More

Poliisi ewadde minisita Anite Obukuumi

Bya Juliet Nalwoga, Poliisi enywezezza eby’okwerinda bya Minisita omubeezi avunaanyizibwa ku bamusiga nsimbi, Evelyn Anite. Kino kyasanguzidwa Ssekamwa wa poliisi mu ggwanga Fred Enanga mu lukugaana lwa bannamawulire olwa buli bbalaza wali ku kitebe kya poliisi e Naguru. Enanga atubulidde nga Minisita Anite bweyatadeyo okutya kwe eri ekitongole kya poliisi ekinonyereza ku buzzi bw’emisango nga bwe waliwo…

Read More

Bebagoba e Naguru-Nakawa baakugumba ewa Museveni

Bya Damalie Mukhaye ne Magembe Sabiiti Abaali abatuuze mu esatate ye Nakawa-Naguru basazeewo okwessa muddene, okwolekera ku maka agobw apresidenti nga bagamba bagala kusisinkana mukulembeze wa gwanga, okubanja ssente zaabwe ezokubaliyirira. Gavumenti kinajjukirwa mu mwaka gwa 2011 yasindikiriza abantu abasoba mu mitwalo 3 okuva ku ttaka lino, okulikulakulanya nga babsubiza okubazimbira amayumba agaomulembeze, wablanga nokutuusa olwaleero tewali…

Read More

Sudhir amezza banka enkulu omusango

Bya Ruth Anderah Kooti y’ebyobusubuzi egobye omusango, Bank ye gwanga enkulu ne Crane Bank mwebabadde bavunanira nagagga omusubuzi Sudhir Ruparelia ne kampuni ye eya Meera investment okujjanga ssente mu Crane banka, kybagamba nti kyekyajivirako okugwa. Ennamula eno ewereddwa omulamuzi David Wangutusi oluvanyuma lw’emyaka 2, eyali nannyini wa Crane Bank, Suhir gyamaze nga yewwuba mu kooti. Okusinziira ku omulamuzi…

Read More

Nakabutuzi afiridde ewa mulerwa

Bya Ivan Ssenabulya Abatuuze be Kitega mu mu munispaali ye Mukono mulerwa, bamulungunya ku mulerwa gwebagamba nti abakyala abembuto basusse okufiranga mu mikono gye. Bano okuvaayo okwemulugunya ku Milly Nalwadda amanyiddwa nga Maama Peace, kidiridde Sarah Nakanwagi owemyaka 27 okuffira mu mikono gye, nga kigambibw anti kyavudde ku mpisa ey’embisa gyeyamukubye nafa. Ssentebe wa Mukono Central Division Jamil…

Read More

Poliisi e Jinja ebwatudde bbomu

Bya Abubaker Kirunda Poliisi mu district ye Jinja esobodde okubwatula bbomu ebadde yalondeddwa omwana okuva mu kasasiro, wali mu tawuna kanso ye Bugembe. Omuddumizi wa poliisi e Jinja Vincent Irama agambye nti bbomu eno, omwana yajironze mu Kitaba zone ku luguudo lwe Wanyama. Eno ebadde bbomu kika kya Grenade nagabaana abalonda ebyuma ebikadde oba sikulaapu bebajironze, nebabaguliza ku…

Read More

Omukazi azadde abaana 5 e Namutumba

Bya Yazid Yolisigira, Omukyala wa myaka 38 okuva mu disitulikiti y’e Namutumba akubyewo ezadde lya baana batano. Ono abasawo mu kunywa eddagala bamugamba nti wakuzaala abaana 2 wabula ekibewunyisiza kwekulaba nti abaana babadde batano. Sofiat Mutesi, nga mutuuze w’e Nawaikoke azadde abawala 3 na balenzi 2, ono abaanabe bonna asindise basindike tateredwako kisso. Omwana asoose amuzaalidde Ivukula health…

Read More

Bannauganda abasoba mu obukadde 2 balina ensimbu

Bya Henry Mulindwa ne Rita Kemigisa, Abantu obukadde 2 ne mitwalo 20 bebabonabona ne kirwadde kye nsimbu. Senkulu wekibiina ki Epilepsy Support Association Uganda, Sarah Nekesa, agamba nti obulwadde bwensimbu kyeyongedde olwobujanjabi obutaliiwo eri ababulina, abasawo obutaba nakumanyisibwa ku bikwata ku bulwadde buno, nokusosola ababulina. Nekesa agamba nti obulwadde buno bulemu obutanazuulwa bungi Ono alaze obwetaavu obw’okwongera ku…

Read More

Omuzira gusanyizaawo emisiri gy’emmere

Bya George Muron, Abalimi ku kyalo Merok mu gombolola ye Katine mu disitulikiti ye Soroti district,gebakaaba gebakomba oluvanyuma lwa nnamutikwa wenkuba eyabademu omuzira okusanyawo ebirime byabwe. Enkuba eno eyafudembye okumala essaawanga 2 yasanyizawo yiika ezisoba mu 900 ezebirime bya bantu ku byalo 6. Sentebe wa LC 2 Charles Elocu,e Merok atubulidde nti amayumba ga bantu agasoba mu…

Read More

90.4DembeFM LIVE
Live radio Omuziki Nebikuzimba Click to play