Amawulire

Ababaka abava e Teso bagala amyuka Ssaabawolereza wa Gavt alekulire

Ababaka abava e Teso bagala amyuka Ssaabawolereza wa Gavt alekulire

Ivan Ssenabulya

February 28th, 2023

No comments

Bya Mike Sebalu, Ababaka ba palamenti abava mu kitundu kye  Teso basabye omumyuka wa ssaabawolereza wa gavumenti Jackson Kafuuzi alekulire ku bigambibwa nti yeeyisa bubi. Bwabadde ayogerako eri bannamawulire mu palamenti enkya ya leero, Ssentebe wa kabondo omwegatira ababaka bano, era omubaka wa Soroti West, […]

Minisita akangudde ku ddoboozi eri abasanyawo Entobazi

Minisita akangudde ku ddoboozi eri abasanyawo Entobazi

Ivan Ssenabulya

February 28th, 2023

No comments

Bya Gertrude Mutyaba, Minisita avunaanyizibwa ku by’obulambuzi, ebisolo by’omunsiko n’ebintu eby’edda Tom Butime alabudde banna Ssembabule okukomya omuze gw’okusanyaawo entobazi ekireetedde ekinyonyi kye ggwanga ekya cranes okukendeera. Mu bubaka bwe bwatisse Minisita Omubeezi ow’ebyolamu era nga ye Mubaka wa Mawogola West, Hanifa Kawooya ku mukolo […]

Ba sipiika bé bibuga basindikidwa ku alimanda

Ba sipiika bé bibuga basindikidwa ku alimanda

Ivan Ssenabulya

February 28th, 2023

No comments

Bya Ruth Anderah, Abakubiriza bénkiiko mu kitongole kya Kampala Capital City Authority, bavunaaniddwa omusango gw’okwetaba mu lukung’aana olutali mu mateeka. Bano balabiseeko mu kkooti ya Kampala City Hall omulamuzi Edgar Karakire nabasindika ku limanda okutuusa nga March 3rd 2023 lwe banaddamu mu kkooti okuwulira okusaba […]

Okuwulira omusango gwábakozi ba stanic banka kwongezedwayo

Okuwulira omusango gwábakozi ba stanic banka kwongezedwayo

Ivan Ssenabulya

February 27th, 2023

No comments

Bya Ruth Anderah, Okuwulira omusango ogwóbubbi oguvunanibwa abakozi ba bank ya Stanbic abagambibwa okwenyigira mu bufere omulamuzi Joan Aciro owa Kkooti erwanyisa obukenuzi agwongezaayo okutuusa nga 16/03/2023. Wabula bano nga bawera abantu 10 nga tebanabuka kkooti balese batadde emikono ku mpapula ezisaba beyimilirwe. Bonna babadde […]

Poliisi e Kamuli ekubye omukka ogubalagala mu batuuze okutaasa agambibwa okuba omubbi

Poliisi e Kamuli ekubye omukka ogubalagala mu batuuze okutaasa agambibwa okuba omubbi

Ivan Ssenabulya

February 27th, 2023

No comments

Bya Abubaker Kirunda, Poliisi mu town council y’e Kasambira e Kamuli ekubye ttiyaggaasi okutaasa omusajja ateeberezebwa okutta muliraanwa abatuuze ababadde bataamye obugo gwebayikidde okwagala okumugajambula. Omwogezi wa poliisi mu busoga north Michael Kasadha ategeezezza nti abatuuze basoose kukuma omuliro mu maka g’omutemu. Ono agamba nti […]

NRM elabudde okukangavula bamemba abawakanyiza okusalawo kwékibiina e Serere

NRM elabudde okukangavula bamemba abawakanyiza okusalawo kwékibiina e Serere

Ivan Ssenabulya

February 23rd, 2023

No comments

Bya Rita Kemigisa, Ekibiina kya NRM ekiri mu buyinza kiweze okukangavvula abamu ku bammemba baakyo mu disitulikiti y’e Serere abaawakanya omuntu ekibina gwe kyasimbawo ne baleeta omulala mu kudamu okulonda okugenda mu maaso. Abamu ku bakulembeze b’ekibiina bagaana Phillip Oucor okukwata bendera y’ekibiina kya NRM […]

Poliisi ekutte asse Kojjaawe lwa shs 2000

Poliisi ekutte asse Kojjaawe lwa shs 2000

Ivan Ssenabulya

February 23rd, 2023

No comments

Bya Juliet Nalwooga, Poliisi mu Disitulikiti y’e Kole eriko omusajja agambibwa okukuba kojjaawe n’amutta ku ssente ezisoba mu shs2000 ze yali amuwadde okuzimba ennyumba ey’essubi. Patrick Okema omwogezi wa poliisi mu North Kyoga agamba nti omukwate agambibwa okutta , Jimmy Otim omutuuze ku kyalo Abiropo, […]

Omuliro gusanyizaawo ebintu byábayizi ku Ssomero lya Kisakye e Mengo

Omuliro gusanyizaawo ebintu byábayizi ku Ssomero lya Kisakye e Mengo

Ivan Ssenabulya

February 23rd, 2023

No comments

Bya Mike Sebalu, Ebintu ebibalirirwamu ssente ezitannaba kutegeerekeka muwendo bisirikidde mu nnabambula w’omuliro ogukutte ebisulo byábayizi bibiri ne ekizimbe okuli yafeesi ze ssomero lya Kisakye Nursery School e Mengo. Essomero lino lisangibwa mita ntono okuva ku katale akakulu e Mengo. Omuliro gwatandise nkya ya leero […]

Kadaga yewolereza ku mivuyo gyámabati

Kadaga yewolereza ku mivuyo gyámabati

Ivan Ssenabulya

February 23rd, 2023

No comments

Bya Rita Kemigisa, Omumyuka wa Ssaabaminisita asoose era Minisita avunaanyizibwa ku nsonga z’omukago gwa East Africa, Rebecca Kadaga ayogedde ku mivuyo gyókubba amabaati egyawulidwako mu ofiisi ya Ssaabaminisita. Ebiwandiiko biraga nti Kadaga nga yaliko sipiika wa palamenti yafuna amabaati 500. Nga ayita ku mukutu gwe […]

Omu kubatta Nagirinya Kkooti emukalize emyaka 40 mu kkomera

Omu kubatta Nagirinya Kkooti emukalize emyaka 40 mu kkomera

Ivan Ssenabulya

February 22nd, 2023

No comments

Bya Ruth Anderah, Ekiwayi kya Kkooti Enkulu ekikola ku misango egyanaggomola kisindise Isaac Ssenabulya eyakakasa okuba omu kwabo abatta omuwala Maria Nagirinya ne dereeva we Ronald Kitayimbwa mu mbuzi ekogga akulunguleyo emyaka 40. Omulamuzi Isaac Luswata, ategeezezza nga Ssenabulya bweyazza emisango ebiri egy’okutta, ebiri nga […]