Amawulire

Obumenyi bwámateeka bweyongedde mu ggwanga-Alipoota ya Poliisi 2022

Obumenyi bwámateeka bweyongedde mu ggwanga-Alipoota ya Poliisi 2022

Ivan Ssenabulya

February 22nd, 2023

No comments

Bya Mike Sebalu, Poliisi egamba nti wabaddewo okweyongera kw’obungi bw’emisango egilopebwa embuga mu mwaka oguwedde n’ebitundu 18 ku 100 bwogerageranya nebwegwali omwaka mulamba emabega. Obungi bw’emisango egyaloopebwa mu 2022 gyawerera ddala emitwalo 23 mu 1,653 bwogerageranya  n’emitwalo 19 mu 6,081 mu 2021. Ng’ayogerera mu kutugonza […]

Katikkiro asabye gavt okufuula ennimi ennansi ezóbuwaze mu masomero

Katikkiro asabye gavt okufuula ennimi ennansi ezóbuwaze mu masomero

Ivan Ssenabulya

February 22nd, 2023

No comments

Bya Prossy Kisakye, Nga akakiiko akatekebwawo gavumenti okutereeza ebyensoma bye ggwanga lino aka Education Policy Review Commission (EPRC) kakyagenda mu maaso nokufuna endowooza za bakwatibwako kunsonga eno, obwakabaka bwa Buganda buwadde amagezi gavumenti kungeri gyesobola okuteereezamu ebyenjigiriza ku mutendera gwa primary ne secondary. Bwabadde awaayo […]

Akalulu ké Serere; Omubaka Elijah Okupa akwatibbwa

Akalulu ké Serere; Omubaka Elijah Okupa akwatibbwa

Ivan Ssenabulya

February 22nd, 2023

No comments

Bya Prossy Kisakye, Nga wasigadde essaawa ntono abantu b’essaza ly’e Serere mu Disitulikiti y’e Serere okukuba akalulu kaabwe mu kudamu okulonda omubaka wa Palamenti, owekitundu kino, omubaka wa Palamenti owe Kasilo County, Elijah Okupa akwatiddwa. Okusinzira ku mwogezi wa poliisi mu East Kyoga, Oscar Ageca, […]

Abakulembeze babasiraamu balangiridde okwekalakaasa mu kuwakanya ebisiyaga

Abakulembeze babasiraamu balangiridde okwekalakaasa mu kuwakanya ebisiyaga

Ivan Ssenabulya

February 22nd, 2023

No comments

Bya Mike Sebalu, Ekibiina ekigatta obusilamu e Kampala mukadde ki Uganda Moslem Supreme Council kisazeewo abasilaamu yonna gyebali mu gwanga benyigire mu kwekalakaasa okwemirembe nga balaga obutali bumativu bwabwe n’ebikorwa eby’obuli bwebisiyaga obwongera okumaamira eggwanga. Okwawukanako n’enteekateeka eyabadde esoose okulwangilirwa bano okukumba mu kkubo, kati […]

Abatuuze e Rukungiri basabye Museveni akangule eddoboozi ku Bisiyaga

Abatuuze e Rukungiri basabye Museveni akangule eddoboozi ku Bisiyaga

Ivan Ssenabulya

February 21st, 2023

No comments

Bya Damali Mukhaye, Abatuuze e Rukungiri basabye pulezidenti Museveni okufuula omuzze gwobuli bwebisiyaga mu ggwanga omusango gwannagomola bweba yakubirwanyisa naddala nga bimaze okubutikira amasomero. Emikutu gy’amawulire gizze gyoleka omuzze guno okuba nga gusenkedde eggwanga era kino kyavirako ne palamenti okukangula ku ddoobboozi okugusanikira. Bwabadde ayogerera […]

Museveni ali Serere anonyeza munna NRM kalulu

Museveni ali Serere anonyeza munna NRM kalulu

Ivan Ssenabulya

February 21st, 2023

No comments

Bya Prossy Kisakye, Pulezidenti Museveni ali mu bitundu byé Serere ng’anoonya obululu bwa munnakibiina kya NRM Phillips Oucor mu kudamu okulonda omubaka wa palamenti akikirira abé Serere County mu kulonda okugenda okubaawo ku lwokuna luno nga 23rd February. Asabye abalonzi okwettanira manifesito za NRM okusobola […]

Abakozi ba Gavt bakwanja ebyóbugagga byabwe

Abakozi ba Gavt bakwanja ebyóbugagga byabwe

Ivan Ssenabulya

February 21st, 2023

No comments

Bya Kevin G. Ekitongole kya kaliisoliiso wa gavumenti kyolekedde okutongoza omulimu gw’okulangirira enyingiza, n’eby’obugagga bya abakulembeze b’ebyobufuzi n’abakozi ba gavumenti mu kibuga Lira nga March 1st, 2023. Bwabadde ayogerako eri bannamawulire ku Uganda Media Center mu Kampala, Betty Kamya alabudde abakozi ba gavumenti ku kuwa […]

Uganda ezudde ebolombe bya Zaabu ebirala

Uganda ezudde ebolombe bya Zaabu ebirala

Ivan Ssenabulya

February 21st, 2023

No comments

Bya Juliet Nalwooga, Ministry evunanyizibwa ku mafuta n’eby’obugagga eby’ensibo etegeezezza nga bw’eriko ebirombe by’eky’obugagga ekya zaabu byezudde okwetoloola ebitundu by’eggwanga eby’enjawulo. Minista Ruth Nankabirwa bino yabitegeezezza banna mawulire ku Media Centre mu Kampala nga ebilombe bino bwebilabiddwa mu district okuli eye Mubende, Buhweju, Namayingo, Karamoja […]

Mao ayogedde kukweyimirirwa kwa Ssegirinya ne Ssewanyana

Mao ayogedde kukweyimirirwa kwa Ssegirinya ne Ssewanyana

Ivan Ssenabulya

February 21st, 2023

No comments

Bya Prossy Kisakye, Minisita w’ebyamateeka nóbwenkanya Nobert Mao, ayogedde ku ky’okuyimbula ababaka ba palamenti ababiri aba National Unity Platform okuva mu mbuzi ekogga. Omubaka wa Makindye West, Allan Ssewanyana n’omubaka wa Kawempe North Mohammed Ssegirinya abaali ku limanda mu kkomera okumala emyaka nga ebiri bayimbulwa […]

Bankuba kyeyo bagala bayambibwe Gavumenti

Bankuba kyeyo bagala bayambibwe Gavumenti

Ivan Ssenabulya

February 18th, 2023

No comments

Bya Rita Kemigisa, Bannauganda abakolera emitala wa Mayanja baagala wabeewo enkola ennungamu ebawa obukuumi mu mawanga gyebagenda. Okusinziira ku kibiina ky’ensi yonna ekivunaanyizibwa ku nsonga za baknkuba kyeyo ki International Organization for Migration (IOM), okutambula kw’abakozi, singa kuddukanyizibwa bulungi, kivaako enkulaakulana eri amawanga agakyakula. Wabula […]