Amawulire

Minisita Muhwezi akakkasiza nti tewali butujju bwonna mu ggwanga

Minisita Muhwezi akakkasiza nti tewali butujju bwonna mu ggwanga

Ivan Ssenabulya

November 23rd, 2022

No comments

Bya Benjamin Jumbe, Minisita w’ebyokwerinda Maj Gen Jim Muhwezi akkakkanyizza eggwanga ku bulumbaganyi bwonna obw’ekitujju ku ggwanga. Kino kiddiridde omubaka wa palamenti, Atkins Katushabe okwemulugunya ku bulumbaganyi obweyongedde ku bifo eby’okwerinda okugeza ebifo bya poliisi n’obulumbaganyi obwakolebwa gyebuvuddeko mu bbaalakisi ya Gaddafi e Jinja Mu […]

Among asomoozezza Gavt kumateeka agalwanyisa okutulugunya abakyala

Among asomoozezza Gavt kumateeka agalwanyisa okutulugunya abakyala

Ivan Ssenabulya

November 23rd, 2022

No comments

Bya Prossy Kisakye, Sipiika wa palamenti Anita Among asomoozezza minisitule y’ekikula ky’abantu, abakozi n’okutumbula embeera z’abantu, okussa mu nkola amateeka agawera okutulugunya abakyala n’abawala olwékikula kyabwe. Bino abyogeredde ku mukolo gw’okutongoza ennaku 16 ez’okulwanirira abakyala n’abawala ku palamenti, ezimanyiddwa nga 16 days of activism, agambye […]

Omusango gwa Gavt okusuza obubi abasirikale ba poliisi teguwuliddwa

Omusango gwa Gavt okusuza obubi abasirikale ba poliisi teguwuliddwa

Ivan Ssenabulya

November 22nd, 2022

No comments

Bya Ruth Anderah, Okuwulira omusango ogwatwalibwa mu kkooti munnamateeka Steven Kalali nga awakanya ekya gavt okusuza obubi abasirikale ba poliisi tekugeeze mu maaso. Omusango gwongezedwayo okutuusa nga January 12th 2023. Kino kiddiridde omuwandiisi wa Kkooti Jameson Karemani okutegeeza enjuyi zombie eziri mu musango guno nti […]

Palamenti ekungubagidde omugenzi Dr Ssemogerere

Palamenti ekungubagidde omugenzi Dr Ssemogerere

Ivan Ssenabulya

November 22nd, 2022

No comments

Bya Prossy Kisakye, Palamenti ekungubagidde eyali pulezidenti w’ekibiina kya Democratic Party Dr. Paul Kawanga Ssemwogere. Ssemwogere yafudde wiiki ewedde era yaziikiddwa eggulo mu disitulikiti y’e Wakiso. Mu kwogerakwe eri ababaka akawungeezi ka leero, Sipiika, Anita Among, ayogeddeko ku mugenzi ng’omukulembeze w’ebyobufuzi ow’ekitiibwa eyakola kinene mu […]

DPP agobye omusango gwómubuvuka agambibwa okugibwamu ensigo

DPP agobye omusango gwómubuvuka agambibwa okugibwamu ensigo

Ivan Ssenabulya

November 22nd, 2022

No comments

Bya Juliet Nalwooga, Ofiisi ya Ssabawaabi wa gavumenti eragidde ekitongole ekikessi ekya Criminal Intelligence okuggala fayiro y’omusango omuvubuka Mahmood Kabanda mwe yali ayagalira abakozi b’eddwaliro lya Old Kampala bavunaanibwe kubigambibwa nti bamugyamu ensigoye awatali lukusalwe. Mu bbaluwa ya ssabawaabi wa gavt gyeyawandikidde akulira CID, agamba […]

Obwakabaka bwa Buganda bukungubagidde Omugenzi Dr Kawanga Ssemogerere

Obwakabaka bwa Buganda bukungubagidde Omugenzi Dr Kawanga Ssemogerere

Ivan Ssenabulya

November 18th, 2022

No comments

Bya Prossy Kisakye, Obwakabaka bwa Buganda bukungubagidde omugenzi Dr Paul Kawanga Ssemogerere ayogedwako ngomusajja abadde Omukulembeze era munnabyabufuzi omukakakamu. Bwabadde ayogerako ne bannamawulire ku mbuga enkulu e Bulange e Mengo, Omumyuuka asooka owa Katikkiro, Dr Twaha Kawaase, agambye nti obwakabaka bwa Buganda busaaliddwa nyo olwokufa […]

Mpuuga asabye gavt okuteeka ekitiibwa mu ddembe lyóbuntu

Mpuuga asabye gavt okuteeka ekitiibwa mu ddembe lyóbuntu

Ivan Ssenabulya

November 18th, 2022

No comments

Bya Ritah Kemigisa, Akulira oludda oluwabula Government mu Parliament Mathias Mpuuga azzeemu okujjukiza gavumenti okuteeka ekitiibwa mu nkwasisa y’amateeka bwekituuka ku dembe ly’obuntu. Okwogera bino abadde yefumiitiria nga leero bwegiweze emyaka 2 nga banna Uganda 54 batiddwa mu bwegungungo obwaliwo mu Kampala n’abalala nebasigala n’ebisago, […]

Dr Paul Kawanga Ssemogerere afudde

Dr Paul Kawanga Ssemogerere afudde

Ivan Ssenabulya

November 18th, 2022

No comments

Bya Mike Sebalu ne Ritah Kemigisa, Waliwo banna kibiina kya Democratic Party abasabye Government okulowooza ku ky’okuziika Dr Paul Kawanga Ssemwogerere mu bitiibwa eby’eggwanga. Dr Ssemwogerere afudde nga busasaana leero mu maka ge e Lubaga oluvanyuma lw’okukulungula akaseera ng’atawanyizibwa obulwadde obwamuviirako n’okulongoosebwa. Okusinziira ku w’oluganda […]

Museveni asabye bamusigansimbi okuva e Buyindi okwetanira Uganda

Museveni asabye bamusigansimbi okuva e Buyindi okwetanira Uganda

Ivan Ssenabulya

November 17th, 2022

No comments

Bya Benjamin Jumbe, PULEZIDENTI Museveni asabye bamusigansimbi Abayindi okujja mu Uganda okutandikawo amakampuni agebyenkulakulana. Bwabadde ayogerako eri abeetabye mu lukiiko lw’abasigansimbi abafirika na bayindi e Munyonyo, pulezidenti agambye nti gavumenti etaddewo embeera esobozesa bamusiga nsimbi okujja e uganda okukola buzinensi Ategeezezza nti okuteeka ssente mu […]

Ssaabasumba Ssemwogerere asabye amakulu góbufumbo obutakyusibwa

Ssaabasumba Ssemwogerere asabye amakulu góbufumbo obutakyusibwa

Ivan Ssenabulya

November 17th, 2022

No comments

Bya Juliet Nalwooga, Ssaabasumba w’essaza ekkulu erya Kampala, Paul Ssemogerere agamba nti obufumbo si bwa kugabana bintu bya bufumbo ng’amateeka bwe gaagala okukiraga, era asabye abafumbo okukwatira ddala obufumbo ng’ekirabo kya Katonda mwebalina okufunira essanyu. Mu kulambula kwe kuttendekero lya Buganda Royal institute e Mengo, […]