Amawulire

Wabadewo akasatikiro ku Poliisi yé Lukaya ebigezo by’abayizi byatabuddwa

Wabadewo akasatikiro ku Poliisi yé Lukaya ebigezo by’abayizi byatabuddwa

Ivan Ssenabulya

November 8th, 2022

No comments

Bya Malik Fahad,  Wabaddewo okusika omuguwa ku poliisi y’e Lukaya amasomero gye galina okujja empapula z’ebigezo bitwalibwe mu masomero gwekizuuse nti ebimu bibadde byagabiddwa wakyamu. Okusika omuguwa kuno kwalese abakulira amasomero n’abakulembeze ba disitulikiti nga basobeddwa okumala essaawa eziwera okutuusa lwe baazudde nti ebigezo byasindikiddwa […]

Kabuleta ayagala Museveni ayogereko eri eggwanga kunsonga zébyókwerinda

Kabuleta ayagala Museveni ayogereko eri eggwanga kunsonga zébyókwerinda

Ivan Ssenabulya

November 8th, 2022

No comments

Bya Prossy Kisakye, President w’ekibiina ky’eby’obufuzi ki National Economic Dilaogue (NEED) kyagala President Museveni okuvaayo ategeeze eggwanga ku nsonga ezikwatagana n’eby’okwerinda. Kiddiridde enteekateeka y’okugatta zi Polisi posts okwetoloola eggwanga okuleetawo okutya mu by’okwerinda kwa bannansi olw’ebikorwa eby’obumenyi obwa’mateeka ebigenda okweyongera. Joseph Kabuleeta  President wa NEED […]

Abayizi 25 bebakakwatibwa Ebola mu ggwanga

Abayizi 25 bebakakwatibwa Ebola mu ggwanga

Ivan Ssenabulya

November 8th, 2022

No comments

Bya Damali Mukhaye, Minisitule eye byenjigiriza etegezeza nga abayizi 23 bwebakwatibwa ekirwadde kye Ebola. Mu kwogerako ne bannamawulire mu kampala, Minisita omubeezi owe byenjigiriza ebisookerwako, Joyce Kaducu agambye nti abayizi 8 baafa, 5 bawona ate 16 bakyetegerezebwa. Bano baava mu masomero aga KCCA mu kampala, […]

KCCA yakuzimba ekifo we balonderera entambula yébidduka

KCCA yakuzimba ekifo we balonderera entambula yébidduka

Ivan Ssenabulya

November 8th, 2022

No comments

Bya Mike Sebalu,  Ekitongole ki Kampala Capital City Authority nga nga kiri wamu ne munywanyi wakyo okuva mu gwanga lya Japan, abatongozza okuzimba ekifo we banalondolera entambula y’ebidduka mu kibuga. Ekiof kino kigenda kuwemmemnta obuwumbi 63 okuva mu Gavumenti ya Japan ng’eyita mu kitongole kyayo […]

Janet Museveni abasabye abamatendekro okukyusa munsomesa

Janet Museveni abasabye abamatendekro okukyusa munsomesa

Ivan Ssenabulya

November 7th, 2022

No comments

Bya Mike Sebalu, Minister w’eby’enjigiriza n’emizannyo Janat Kataaha Museveni asabye abakulembeze mu zi University okukyusa mu nsomesa y’ennaku zino basobole okutambulira awamu n’enkyukakyuka ya technologiya ayongedde okumaamira eggwanga. Okusinziira ku mukyaala Museveni, waliw obwetaavu bw’okukola enteekateeka ezetegekera enkyuka kyuka y’emilimu egiri ku katale. Agamba nti […]

Munnauganda payiloti afiiridde mu kabenje kenyonyi mu DRC

Munnauganda payiloti afiiridde mu kabenje kenyonyi mu DRC

Ivan Ssenabulya

November 7th, 2022

No comments

Bya Mike Sebalu, Waliwo munna Uganda omugoba w’ennyonyi afiiridde mu kabenje k’enyonyo egudde mu bitundu by’eggwanga lya DRC engo ng’ebadde ku lugendo olugituusa mu kibuga Goma mu gwanga elyo Ennyonyi eno egudde mu kimu ku bibira gagadde mu gwanga elyo. Captain Jackson Ninsiima 34 nzaalwa […]

Museveni aggumiza bamusiga nsimbi teri Muggalo ku Uganda lwa Ebola

Museveni aggumiza bamusiga nsimbi teri Muggalo ku Uganda lwa Ebola

Ivan Ssenabulya

November 4th, 2022

No comments

Bya Ben Jumbe, Pulezidenti Museveni agumizza bannansi ba Buyindi nti ekirwadde kya Ebola Gavumenti ekikwasaganya bulungi era tewagenda kubaawo muggalo. Bino Pulezidenti abyogeredde ku kijjulo kye yategese eri Abayindi mu Uganda mu makage e Entebbe. Yagobye olugambo lw’omuggalo, wabula n’asaba abantu okwongera okubeera obulindaala n’okugoberera […]

Abasoma obusawo batiisatiisiza okwekalakaasa lwa Musaala

Abasoma obusawo batiisatiisiza okwekalakaasa lwa Musaala

Ivan Ssenabulya

November 4th, 2022

No comments

Bya Moses Ndaye, Abatendekebwa mu by’obujjanjabi balangiridde akeediimo akokuteeka wansi e bikola entabwe evudde kukyabutafuna musaala gufanagana wakati ng’eggwanga lilwanagana n’ekirwadde kya Ebola nómusaala ogulwawo okutuuka. Abayizi bano abasoma obusawo, omuli abasoma obwa Dokita, ebyeddagala, Bannansi na bazaalisa, bagamba nti okumala Emyezi ebiri egiyise, tebasasulwa […]

Abagambibwa okubba esimu gamumyukidde mu kaguli

Abagambibwa okubba esimu gamumyukidde mu kaguli

Ivan Ssenabulya

November 4th, 2022

No comments

Bya Ruth Anderah, Abasajja babiri bagasimbaganye n’omulamuzi wa kkoti eya Buganda Road lwakubba ssimu. Makanga Ibrahim myaka 28 ne mune Jumba Richard myaka 38 era nga batuuze be Namungoona basimbiddwa mu maaso g’omulamuzi we ddaala erisooka Siena Owomugisha abasomedde omusango gw’obubbi ne bagwegaana. Kigambibwa ababiri […]

Omusujja gwénsiri gweyongedde mu ggwanga

Omusujja gwénsiri gweyongedde mu ggwanga

Ivan Ssenabulya

November 3rd, 2022

No comments

Bya Prossy Kisakye, Minisita avunaanyizibwa ku by’obulamu ebisookerwako, Margaret Muhanga akakasizza okulinnya kw’abalwadde b’omusujja mu disitulikiti musanvu mu East Uganda. Zino kuliko; Disitulikiti y’e Budaka, Butaleja, Busia, Butebo, Kibuku, Palisa ne Tororo. Bino Muhanga abyogedde ayanukula okwemulugunya okwaleeteddwa omubaka wa Bunyole West mu disitulikiti y’e […]