Amawulire

Amasomero gobwannanyini e Kassanda gaggaddwa lwa Ebola

Amasomero gobwannanyini e Kassanda gaggaddwa lwa Ebola

Ivan Ssenabulya

November 3rd, 2022

No comments

Bya Barbara Nalweyiso, Amasomero agobwannanyini mugombolola ye A Kalwana mu disitulikiti eyé Kassanda gaggaddewo okumala ennaku 14 mu kawefube wokulwanyisa ekirwadde kya Ebola. Kansala wegombolola ye Kalwana Shakira Nantongo abuulidde Dembe FM nti okusalawo kuno kwatukidwako ekibiina omwegatira amasomero gobwannanyini e Kassanda. Era nga kino […]

Omusajja olumbye musajja munne namufumita ekiso lwa Mukazi

Omusajja olumbye musajja munne namufumita ekiso lwa Mukazi

Ivan Ssenabulya

November 3rd, 2022

No comments

Bya Abubaker Kirunda, Poliisi mu disitulikiti y’e Buyende eriko omusajja gwetadeko obunyogoga ku bigambibwa nti yafumise omusajja gw’ateebereza okuba ng’ali mumukwano ne mukyala we. Omwogezi wa poliisi mu busoga north Michael Kasadha akakasiza ettemu lino nategeeza nti bino bibadde ku kyalo kyalo Kyoga A mu […]

Kisaka akubiriza abavuzi ba boda boda okwenyigira mu kulwanyisa Ebola

Kisaka akubiriza abavuzi ba boda boda okwenyigira mu kulwanyisa Ebola

Ivan Ssenabulya

November 3rd, 2022

No comments

Bya Prossy Kisakye, Nankulu we kitongole ekidukanya ekibuga kampala ekya Kampala Capital City Authority, Dorothy Kisaka akubiriza abavuzi ba bodaboda mu Kampala okwenyigira mu lutalo olwokulwanyisa ekirwadde kye Ebola. Bino abyogedde bwabadde atongoza omulimo gwokusomesa bannakampala mu biti ebyenjawulo ku butya bwe basobola okwekuuma ekirwadde […]

Omuntu omu afiiridde mu kabenje e Kamuli

Omuntu omu afiiridde mu kabenje e Kamuli

Ivan Ssenabulya

November 3rd, 2022

No comments

Bya Abubaker Kirunda, Omuntu omu akakasiddwa okuba nga afiiridde mu kabenje akagudde mu disitulikiti ye Kamuli. Okusinzira ku mwogezi wa poliisi mu Busoga north Michael Kasadha akabenje kano kagudde mu tawuni kanso ye Kasambira kuluguudo oluva e Kamuli-Jinja. Agambye nti akabenje kabademu Taxi Registration No […]

Minisitule yetaaga obuwumbi 76 okuva eri Gavt okulwanyisa Ebola

Minisitule yetaaga obuwumbi 76 okuva eri Gavt okulwanyisa Ebola

Ivan Ssenabulya

November 2nd, 2022

No comments

Bya Rita Kemigisa, Minisitule y’ebyobulamu ekyalinze ensimbi okuva mu gavumenti ez’okulwanyisa ekirwadde kya Ebola. Bwabadde ayanjula ekiwandiiko akawungeezi ka leero mu maaso ga palamenti, minisita ow’ebyobulamu ebisookerwako Margret Muhanga ategeezezza nti minisitule yakola ebbago era n’eyanjula enteekateeka yokulwanyisa ebola okumala ebbanga lya emyezi esatu nga […]

E Masaka basattira omuwala owemyaka 23 afudde Ebola

E Masaka basattira omuwala owemyaka 23 afudde Ebola

Ivan Ssenabulya

November 2nd, 2022

No comments

Bya Gertrude Mutyaba, Abannansi mu disitulikiti eye Masaka bali mu kusattira oluvanyuma lwomuwala atemera mu gyobukulu 23 okufa ekirwadde ekye Ebola. Okusinziira kw’avunaanyizibwa kubyémirimu mu ddwaliro ekkulu e Masaka, Charles Tumushime, omuwala Ono yava mu kitundu kyé Kabowa mu kibuga Kampala nga 27 omwezi oguwedde nga […]

Katikkiro akubiriza bannauganda okutasaagira mu kirwadde kye Ebola

Katikkiro akubiriza bannauganda okutasaagira mu kirwadde kye Ebola

Ivan Ssenabulya

November 2nd, 2022

No comments

Bya Prossy Kisakye, Katikkiro w’Obwakabaka bwa Buganda, Charles Peter Mayiga akubiriza bannayuganda okutwala ekirwadde kya Ebola mu ggwanga nga kya maanyi era kyabulabe nnyo bakyekuume. Bino abyogedde bwabadde ayaniriza omubaka wa Bungereza, Kate Airey, agenyiwaddeko e Mbuga e Bulange Mengo olunaku lwaleero. Mayiga agamba nti […]

Emirambo gyábaana abafiira mu Muliro e Mukono gikwasibwa abénganda

Emirambo gyábaana abafiira mu Muliro e Mukono gikwasibwa abénganda

Ivan Ssenabulya

November 2nd, 2022

No comments

Bya Kiguli Diphas, Gavumenti ya Uganda ng’eyita mu minisitule y’ebyenjigiriza n’emizannyo ng’ekiikirirwa minisita  ow’eby’enjigiriza ebya pulayimale Dr. Joyce Moriku Kaducu ewaddeyo obukadde bwa sillingi butaano eri buli famire eyafiirwa abaana mu muliro  ogwakwata essomero ly’abamuzibe e Mukono wiiki ewedde. Emirambo gikomezeddwawo olwaleero ku ssomero era […]

Abalwanirizi be ddembe bakanyiza ekyókuzimba omudumu gwa mafuta

Abalwanirizi be ddembe bakanyiza ekyókuzimba omudumu gwa mafuta

Ivan Ssenabulya

November 2nd, 2022

No comments

Bya Mike Sebalu, Waliwo ekibinja ky’abalwanirizi b’eddembe abasazeewo okutwalira kampuni ya TotalEnergies ekiwandiiko nga nabo bagisaba eggye enta mu by’okuzimba omukutu ogunasaabaza amafuta agatali makenenule okuva e Uganda okugenda e Tanzania. Bano bagamba nti omukutu guno gujja kubeera gwa bulabe eri obulamu bw’abantu ate nga […]

Ababaka basabye Gavt okukyusa mungeri gyelwanyisamu Ebola

Ababaka basabye Gavt okukyusa mungeri gyelwanyisamu Ebola

Ivan Ssenabulya

November 1st, 2022

No comments

Bya Prossy Kisakye ne Juliet Nalwooga, Ab’oludda oluvuganya mu palamenti basabye gavumenti okukyusa enkola y’okulwanyisa okusaasaana kwa Ebola okuva ku kussa essira ku balwadde ssekinnoomu okudda mu kutunulira amazzi agava mu balwadde bano, okuyita mu kutanaka, okudukana, entuuyo ne birala agayinza okusiga abalala obulwadde. Bwabadde […]