Amawulire

Ssabaminisita ayise akakiiko akalwanyisa Ebola batunule munsonga yábasawo

Ssabaminisita ayise akakiiko akalwanyisa Ebola batunule munsonga yábasawo

Ivan Ssenabulya

October 27th, 2022

No comments

Bya Prossy Kisakye, Ssaabaminisita Robinnah Nabbanja era nga y’akulira akakiiko akavunaanyizibwa ku kulwanyisa Ebola mu ggwanga agamba nti akakiiko kano katuula akawungeezi ka leero okutunula mu kiteeso ky’Abasawo okuteekawo omuggalo oguva ku Ebola mu Kampala. Kino kidiridde kuntandikwa ya wiiki eno, abasawo abali wansi w’ekibiina […]

Min Aceng ali Kassanda kwetegereza nkwasisa yébiragiro byómuggalo

Min Aceng ali Kassanda kwetegereza nkwasisa yébiragiro byómuggalo

Ivan Ssenabulya

October 27th, 2022

No comments

Bya Barbara Nalweyiso, Minister w’eby’obulamu Dr Jane Ruth Aceng leero atalaaze district y’e Kassanda okwetegereza enkwasisa y’omuggalo gwa Ebola ogwagiteekebwako oluvanyuma lw’obulwadde bwa Ebola okulabwako mu district eyo wamu ne ye Mubende nga kyeliisa enkuuli. Ayogerera Ministry y’eby’obulamu Emmanuel Ainebyona, ayise ku mukutu gwe ogwa […]

Poliisi yakufulumya ebinaava ku kwekebeja bamuzibe abafiiridde mu Muliro mu Wiiki ejja

Poliisi yakufulumya ebinaava ku kwekebeja bamuzibe abafiiridde mu Muliro mu Wiiki ejja

Ivan Ssenabulya

October 27th, 2022

No comments

Bya Diphas Kiguli, Poliisi etegeezezza nga ebinaava mu kwekebejja ebisigalira by’abaana abamuzibe abafiiridde mu muliro ogwakutte ekisulo kyabwe wali e Mukono bwebujja okufulumizibwa sabiiti ejja. Abayizi 11 bebafiira mu muliro guno  era ng’ayogerera Poliisi mu bitundu bya Kampala nemilirano Patrick Onyango atubuulidde nti okujja ku […]

Abantu 10 bafiiridde mu bubenje obwenjawulo mu ggwanga

Abantu 10 bafiiridde mu bubenje obwenjawulo mu ggwanga

Ivan Ssenabulya

October 27th, 2022

No comments

Bya Juliet Nalwooga ne Simon Peter Emwamu, Abantu 1o bakakasiddwa okuba nga bafiiridde mu bubenje 2 obw’enjawulo ng’akamu kaguddewo kilo kikeeseza leero ate nga akalala kaguddewo enkya ya leero. Akaguddewo ekiro ekikeesezza leero kabade ka bayana 5 ku luguudo oluva e Soroti okudda e Mbale. […]

Gavt yakusisinakana abasubuuzi ku bye Ebola

Gavt yakusisinakana abasubuuzi ku bye Ebola

Ivan Ssenabulya

October 26th, 2022

No comments

Bya Moses Ndaye, Minisitule y’ebyobusuubuzi esabye abasuubuzi mu Kampala ne miriraano okussaawo enkola ezinayamba okukomya okusaasaana kw’ekirwadde kye Ebola. Minisita omubeezi ow’ebyobusuubuzi Harriet Ntabaazi agamba nti, abasuubuzi balina okwenyigira mu kuteekateeka ezinayambako okukomya okusasaana kw’ekirwadde kye Ebola, mu kifo ky’okulinda gavumenti. Agamba nti ekirwadde kya […]

Abayizi ba Univasite 3000 bebasabye okuwolebwa ensimbi Gavt

Abayizi ba Univasite 3000 bebasabye okuwolebwa ensimbi Gavt

Ivan Ssenabulya

October 26th, 2022

No comments

Bya Damali Mukhaye, Abayizi abasoba mu 3,000 bebasabye ensimbi z’okusoma omwaka 2022/2023 gavumenti z’ewa abayizi abaavu mu yunivasite n’amatendekero aga waggulu. Okusinziira ku mwogezi w’olukiiko olugaba ensimbi z’abayizi mu matendekero aga waggulu, Bob Nuwagira, olukiiko luno lugenda kufulumya olukalala luno omwezi ogujja. Bano bavuganya ku […]

Okugema Poliyo kwongezedwayo mu disitulikiti ezirimu ekirwadde kye Ebola

Okugema Poliyo kwongezedwayo mu disitulikiti ezirimu ekirwadde kye Ebola

Ivan Ssenabulya

October 26th, 2022

No comments

Bya Moses Ndaye Gavumenti eyimirizza enteekateeka y’okutandikawo kaweefube w’okugema poliyo mu zimu ku disitulikiti ezisinga okukosebwa obulwadde bwa Ebola Minisita w’ebyobulamu Dr.Jane Ruth Aceng agamba nti disitulikiti ezikoseddwa enyo kuliko Kampala, Mubende, Kadanda ne Wakiso. Bwabadde ayogerera ku mukolo gw’okutongoza kaweefube w’okugema poliyo mu ggwanga […]

Ba-Dokita bagala Museveni alangirire omuggalo mu Kampala olwe Ebola

Ba-Dokita bagala Museveni alangirire omuggalo mu Kampala olwe Ebola

Ivan Ssenabulya

October 25th, 2022

No comments

Bya Rita Kemigisa, President w’ekibiina ekigatta abasawo ekya Uganda Medical Association Dr Samuel Oledo ayagala Govumenti eveeyo n’okukwasisa amateeka okukakali omuli n’okuteeka ku muggalo ekibuga Kampala okutangira okusasaana kw’ekilwadde ki Ebola ekyongedde okuwanika amatanga mu massekati g’ekibuga ky’eggwanga ekikulu Kampala. Kidiridde okweyongera kw’okubalukawo kw’ekilwadde kino […]

Abakozi balemereddwa okukyusa obukulembeze

Abakozi balemereddwa okukyusa obukulembeze

Ivan Ssenabulya

October 25th, 2022

No comments

Bya Moses Ndaye, Wabaddewo katembe ku kitebe ky’ekibiina ekigatta ebibiina by’abakozi mu gwanga ki National Organisation of Trade Unions (NOTU), olukiiko bwelulemereddwa okuleeta ekiteeso ekigoba omuteesi teesi w’ekibiina omukulu mu offisi. Ensisinkano eno yayitiddwa ng’ekimu ku bigendererwa eky’okujja Secretary General mu office wabula elinnya ly’omuntu […]

Poliisi etandise okunonyereza ekivirideko omuliro ogusse abayizi 11 e Mukono

Poliisi etandise okunonyereza ekivirideko omuliro ogusse abayizi 11 e Mukono

Ivan Ssenabulya

October 25th, 2022

No comments

Bya Mike Sebalu, Poliisi e Mukono etandise okunoonyereza ku muliro omufiiridde abaana ba muzibe 11, guno nga gukutte kisulo eky’abaana abawala wali ku ssomero lya Salaam School of the Blind erisangibwa e Ntengyeru mu gombolola y’e Kisoga mu district eye Mukono. Amyuka ayogerera Poliisi mu […]