Amawulire

Poliisi etandise okunonyereza ku bubbi bwébigezo kussomero lya Verona College

Poliisi etandise okunonyereza ku bubbi bwébigezo kussomero lya Verona College

Ivan Ssenabulya

October 19th, 2022

No comments

Bya Abubaker Kirunda, Poliisi mu disitulikiti y’e Kamuli etandise okunoonyereza ku bigambibwa nti essomero lya Verona College lyenyigidde mu kubba ebigezo. Omwogezi wa poliisi mu Busoga north Michael Kasadha ategeezezza Dembe FM nti bakutte abantu bana ku byekuusa ku bubbi buno. Agamba nti kuliko Omukulu […]

Aba WHO bongedde Uganda obuyambi mu kulwanyisa Ebola

Aba WHO bongedde Uganda obuyambi mu kulwanyisa Ebola

Ivan Ssenabulya

October 18th, 2022

No comments

Bya Mike Sebalu, Ekitongole ky’eby’obulamu mu nsi yonna ettabi elya Uganda kitegeezezza nga bwekirina obuyambi bw’ensimbi obulala obukiweereddwa okuva mu bitebe by’amawanga amalala ziyambeko mu lutalo WHO lweliko olw’okuyamba ku Government okulwanyisa ekilwadde ki Ebola. Ekilwadde kino kyabalukawo mu districy y’e Mubende kati omweezi mulamba […]

Munnamateeka addukidde mu Kkooti ngáwakanya ebiragiro bya Ssabalamuzi

Munnamateeka addukidde mu Kkooti ngáwakanya ebiragiro bya Ssabalamuzi

Ivan Ssenabulya

October 18th, 2022

No comments

Bya Ruth Anderah, Munnamateeka w’omu Kampala Steven Kalali addukidde mu kkooti etaputa Semateeka nga awakanya ebilagiro ebijja ku kweyimilira abasibe ebyayisiddwa Ssabalamuzi Alfonse Owiny Dollo. Kalali mu mpaabaye agamba nti Ssabalamuzi yabuuse obuyinza obumuweebwa ssemateeka bweyakoze ennongosereza mu mateeka agakwata ku kweyimirira abo abagambibwa okuzza […]

Abawakanya etteka kunkozesa ya Kompyuta baddukidde mu Kkooti

Abawakanya etteka kunkozesa ya Kompyuta baddukidde mu Kkooti

Ivan Ssenabulya

October 17th, 2022

No comments

Bya Ruth Anderah, Ekibinja ky’abantu 12 okuli bannamateeka, bannamawulire n’abalwanirizi b’eddembe baddukidde mu kkooti etaputa Ssemateeka okusazaamu etteeka erifuga enkozesa embi eyakompyuta nga bagamba nti liyingirira eddembe lya bannansi n’eddembe ely’okwogera, n’okukola obusuubuuzi. Ekibinja kino kikulembeddwa omukutu gw’a amawulire ogukakalabiza emirimu okuyita ku yintaneeti ogwa […]

Ababaka basabye abayizi e Mubende ne Kassanda banguyizibwe mu kusoma kwabwe

Ababaka basabye abayizi e Mubende ne Kassanda banguyizibwe mu kusoma kwabwe

Ivan Ssenabulya

October 17th, 2022

No comments

Bya Prossy Kisakye, Abamu ku babaka ba palamenti okuva e Kasanda ne Mubende bawadde amagezi akakiiko akalwanyisa ekirwadde kye Ebola mu ggwanga, okussaawo etteeka mu disitulikiti ezikoseddwa okuyamba abayizi okutambula mu ddembe nga bagenda kumasomero. Kino kigendereddwamu okulungamya engeri abayizi gye bayinza okutambulamu mu kifo […]

Aba FDC bagala gavt ewe obuyambi disitulikiti zeyatadde ku muggalo

Aba FDC bagala gavt ewe obuyambi disitulikiti zeyatadde ku muggalo

Ivan Ssenabulya

October 17th, 2022

No comments

Bya Damali Mukhaye, Ekibiina ekiri ku ludda oluvuganya gavumenti ekya Forum for Democratic Change (FDC) kisabye gavumenti okuvaayo n’okudduukirira abantu b’e Mubende ne Kasanda abali ku muggalo. Pulezidenti Museveni ku Lwomukaaga yataddewo omuggalo ogw’ennaku 21 ku disitulikiti z’omu masekkati ga Uganda okuli Mubende ne Kassanda […]

Ebigezo bya siniya eyokuna bitandise bulungi mu ggwanga lyonna

Ebigezo bya siniya eyokuna bitandise bulungi mu ggwanga lyonna

Ivan Ssenabulya

October 17th, 2022

No comments

Bya Mike Sebalu, Ekitongole ekivunanyizibwa ku bigezo mu gwanga ki UNEB kitegeezezza ng’ebigezo bya S4 bwebijiddwako akawuwo mu mirembe okwetoloola wonna mu gwanga enkya ya leero. Abayizi bano batandise n’okubala paper esooka nga ne mu district eziri ku muggalo gwa Ebola eya Kassanda ne Mubende […]

Agambibwa okuba omufere gamumyukidde mu kaguli

Agambibwa okuba omufere gamumyukidde mu kaguli

Ivan Ssenabulya

October 13th, 2022

No comments

Bya Ruth Anderah, Omusajja agambibwa okuba nti abadde anyagako abantu sente ng’abalimba nti abaguza emmotoka kyadaki asimbiddwa mu mbuga z’amateeka navunanwa. Mutyaba Robert myaka 49 nga Musubuzi era nga mutuuze we Kanoni town Council mu District ye Gomba asimbiddwa mu kkooti ento ku Luguudo Buganda, […]

Minisita asabye wabeewo okukunga abantu mu kulwanyisa Ebola

Minisita asabye wabeewo okukunga abantu mu kulwanyisa Ebola

Ivan Ssenabulya

October 13th, 2022

No comments

Bya Rita Kemigisa, Minisitule y’ebyobulamu esabye wabeewo amaanyi mu kukunga abantu n’okukwatagana n’abantu ng’emu ku ngeri y’okuziyiza okusaasaana kw’ekirwadde kya Ebola ekyabaluseewo mu Uganda. Leero ziweze ennaku 25 bukya Uganda yazuula omuntu eyasooka okuba ne kirwadde kino e Mubende. Obulwadde buno okuva olwo bwasaasaana mu […]

Abakulu bamasomesa baweze okulemera ebivudde mu bigezo

Abakulu bamasomesa baweze okulemera ebivudde mu bigezo

Ivan Ssenabulya

October 13th, 2022

No comments

Bya Damali Mukhaye, Abakulu ba masomero bategezeza nga bwebagenda okulemera ebinava mu bigezo bya bayizi ebyakamalirizo olwa bazadde obutamalaayo bisale. Bano okwogera bino ngesigadde ennaku nya abayizi aba s4 batandike okukola ebigezo byabwe ebyakamalirizo. Abayizi ba siniya eyokuna olunaku lwenkya lwebagenda okubabulirira ku byebalina okukola […]