Amawulire
Museveni ayimiriza emirmu gy’abasamize mu ggwanga
Bya Benjamin Jumbe, Omukulembeze w’eggwanga alagidde abasawo bekinnansi bonna obutadamu kukola mirimu gyabwe mu ggwanga lino. Kino kiddiridde okufa kwa Twagiira Yezu Ndahiiro, eyafuna ekirwadde kye Ebola ate natoloka mu kifo weyali ayawuliddwa e Mubende naanonya obujjanjabi okuva ew’omusawo w’ekinnansi e Luwero nga tannatwalibwa Kirundu. […]
Uganda efunye doosi zédaggala lya Ebola 40000
Bya Rita Kemigisa, Minisita w’ebyobulamu Dr Jane Ruth Aceng ategezeza nti Uganda mu wiiki ejja egenda kufuna eddagala erigema ekirwadde kye Ebola ektalumba eggwanga. Ono okuvaayo bwati nga abantu 19 bebakafa ekirwadde kino songa abantu 54 bebakakwatibwa. Bwabadde ayogerera mu lukiiko lwa baminisita okuva mu […]
Abébyóbulamu e Mubende baggadde eddwaliro eribadde lijanjaba abagambibwa okuba ne Ebola
Bya Barbara Nalweyiso, Akakiiko akavunanyizibwa kukulwanyisa ekirwadde kye Ebola mu disitulikiti y’e Mubende nga bali wamu n’akakiiko k’ebyokwerinda mu disitulikiti basazeewo okuggala clinic ku kyalo Kirungi mu munisipaali y’e Mubende ekibadde kijjanjaba abantu abateeberezebwa okuba abalwadde ba Ebola. Omubaka wa gavt mu disitulikiti y’e Mubende […]
Minisita atangaziza Ebola tanatuuka mu Kampala
Bya Paul Adude, Minisita w’ebyobulamu Dr. Jane Ruth Aceng agambye nti Kampala tenalumbibwa kirwadde kye Ebola, n’agumya Bannayuganda nti abakozi b’ebyobulamu bakola butaweera okutangira akawuka kano okwongera okusaasaana okuva mu disitulikiti 5 obulwadde buno gye bwakakasibwa edda. Kino kiddiridde amawulire agafulumye ku mikutu gy’empuliziganya nga […]
Olukiiko lwa baminisita mu mawanga agokumuliraano lutudde mu Kampala kunsonga ze Ebola
Bya Prossy Kisakye, Olukiiko lwa baminisita mu mawanga agabusuka nsalo lutuula leero mu kibuga kamapala bagatte amagezi mungeri yókulinya kunfeete ekirwadde kye Ebola. Okusinziira ku mwogezi wa minisitule y’ebyobulamu Emmanuel Ayinebyoona, olukiiko luno lugenderedde okuvaayo nobukodyo obw’okukyusa embeera ku bulwadde buno obuvirideko abantu 19 okufa […]
Ssabaminita atongoza okugaba ensimbi za PDM
Bya Juliet Nalwooga, Ssaabaminisita Robinah Nabbanja olwaleero atongozza enkola y’okugaba ensimbi eri ebibiina by’obwegassi ebivunaanyizibwa ku kutereka n’okuwola ssente (SACCOs) wansi w’enteekateeka ya Parish Development Model (PDM). Gavumenti yateekawo ssente ezisoba mu Shs kasse kamu okuziwola ebibiina bya SACCOs mu mwaka gwe byensimbi 2022/23. Obuwumbi […]
Abasuubuzi abakolera kunguudo mu Nyendo balagibwa okwamuka
Bya Gertrude Mutyaba, Abakulembeze mu kibuga Masaka balagidde abasuubuzi mu Nyendo abakolera wabweru w’akatale okwamuka oluguudo n’ekigendererwa eky’okutandika okukola oluguudo luno. Oluguudo olwogerwako lwa Circular road olwetoloola akatale ka Nyendo nga lugenda kukolebwa aba Kampuni ya China Railway 3 Limited okumala ebbanga lya mwaka gumu […]
Omukazi eyali yabula emyezi 2 emabega asangibwa ngayattibwa
Bya Abubaker Kirunda, Omukyala atemera mu gyobukulu 78 eyali yabula ku benganda emyezi 2 emabega azuulibwa nga mufu. Omugenzi ategerekese nga Florence Namboozo nga mutuuze w’e Wambete mugombolola ekisangibwa mu disitulikiti eye Mayuge. Ssentebe wa LC1 mu kitundu kino Steven Mutalya agambye nti omulambo gwa […]
Abaana bakubye Kitaabwe emiggo egimusse
Bya Prossy Kisakye, Poliisi mu disitulikiti y’e Rubanda eri mu kunoonyereza ku mbeera eyavirideko abatabani babiri okwekobaana ne bakuba kitaabwe eyakomawo awaka ng’atamidde n’afa. Okusinzira ku mwogezi wa poliisi mu Kigezi, Elly Maate, omugenzi ye Dick Ahereza ow’emyaka 49 nga mutuuze w’e Rutooga mu town […]
Omukazi agambibwa okutta bba akwatibwa
Bya Charity Akullo, Poliisi mu disitulikiti y’e Oyam ekutte omukazi ow’emyaka 56 ku bigambibwa nti yatta bba. Margret Apio nga mutuuze ku kyalo faamu, mu kigo ky’e Kulakula mu disitulikiti y’e Oyam yakwatiddwa nga kigambibwa nti yatta bba Alfred Odoch. Kigambibwa nti nga October, 9, […]