Amawulire

Bannauganda abali mu UAE basabiddwa okwewandiisa badizibwe e Uganda

Bannauganda abali mu UAE basabiddwa okwewandiisa badizibwe e Uganda

Ivan Ssenabulya

October 24th, 2022

No comments

Bya Nalwooga Juliet, Minisitule y’ensonga z’omunda mu ggwanga esabye Bannayuganda abakyawagamidde mu ggwanga lya United Arab Emirates (UAE) okwewandiisa okuzzibwa okwaboobwe nga nsalesale eyateekebwawo owa October 31 tannaggwaako. Mu kwogerako ne banamawulire ku kitebe kya poliisi e Naguru, Simon Mundeyi, omwogezi wa minisitule eno ategeezezza […]

Okuwulira omusango gwa Besigye ne Mukaaku tutandise

Okuwulira omusango gwa Besigye ne Mukaaku tutandise

Ivan Ssenabulya

October 24th, 2022

No comments

Bya Ruth Anderah, Okuwulira omusango ogwaggurwa ku Dr Kiiza Besigye ne Lubega Mukaku ogwokukuma mu bantu omuliro olw’ebbeyi y’ebintu eyali yekanamye kutandise leero ku Court y’okuluguudo Buganda Mumaaso g’omulamuzi wa Kooti y’eddala erisoka Asuman Muhumuza. Aduumira ebikwekweto bya Poliisi ku Central Police Station mu Kampala […]

Omuwendo gwábalwadde be Ebola mu kampala guli ku bantu 14

Omuwendo gwábalwadde be Ebola mu kampala guli ku bantu 14

Ivan Ssenabulya

October 24th, 2022

No comments

Bya Rita Kemigisa, Ministry y’eby’obulamu etegeezezza nga omuwendo gw’abantu abakakasiddwa okubeera n’ekilwadde ki Ebola mu kibuga Kampala bwegweyongedde nga wetwogerera baweze 14 mu saawa 48 eziyise. Minister w’eby’obulamu Dr Jane Ruth Aceng ategeezezza nga  bwekiddiridde abantu abalala mwenda okusangibwa nekilwadde kino ekya Ebola. Aceng agamba […]

Aba NEED bagala Gavt enonyereze kukyasse Jakana Nadduli

Aba NEED bagala Gavt enonyereze kukyasse Jakana Nadduli

Ivan Ssenabulya

October 24th, 2022

No comments

Bya Prossy Kisakye ne Mike Sebalu, Ekibiina ekiri ku ludda oluvuganya gavumenti ekya National Economic Empowerment Dialogue (NEED) basiimye omugenzi Jakana Nadduli, nga bamwogeddeko ng’omuvubuka abadde omugezi. Jakana Nadduli mutabani w’eyali minisita atalina kifo, Hajji Abdu Nadduli, enkya ya leero aba famire ye bebalangiridde amawulire […]

Poliisi Entebbe ekutte basatu ku byóbubbi

Poliisi Entebbe ekutte basatu ku byóbubbi

Ivan Ssenabulya

October 20th, 2022

No comments

Bya Juliet Nalwooga, Poliisi mu bitundu by’ Entebe eriko abantu 3 bekutte nga bateberezebwa okuba nga babadde mu lukwe oluteekateeka okubbisa elyanyi nga bakozesa emmundu. Ayogerera Poliisi mu bitundu bya Kampala n’emililaano Patrick Onyango atubuulidde nti bafunye okumanyisibwa ku lukwe lukubbira ku mundu okuva eri […]

Obuyambi bukyetaagisa eri ababundabunda

Obuyambi bukyetaagisa eri ababundabunda

Ivan Ssenabulya

October 20th, 2022

No comments

Bya Felix Ayinebyoona Ekitongole ky’amawanga amagatte ekikola ku nsonga z’ababundabunda nga kyegatidde wamu ne Gavumenti bisabye ekitongole ky’ensi yonna ekikola ku by’emmere ki WFP okuwa ababundabunda emmere yonna eyetaagisa mu banga ery’emyeezi omukaaga egigenda okuddilira. Amyuka akulira enkambi y’ababunda bunda esangibwa e Rubondo mu Nakivale […]

Omuggalo gukoseza okuwulira emisango 500 e Mubende ne Kassanda

Omuggalo gukoseza okuwulira emisango 500 e Mubende ne Kassanda

Ivan Ssenabulya

October 20th, 2022

No comments

Bya Dan Wandera       Ekitongole ekiramuzi kyolekedde okufulumya ebiragiro ebitongole ebikwata kukuwulira emisango mu disitulikiti ebbiri okuli Mubende ne Kasanda eziri ku muggalo gwa Ebola ogumaze ennaku 21. Kino kikakasiddwa omwogezi w’ekitongole ekiramuzi Jameson Karemani. Embeera eyómuggalo ku disitulikiti ebbiri, yakukosa empulira ye misango egisoba […]

Abakulemebeze batongoza okuwandisibwa kwábavuzi ba Taxi mu ggwanga

Abakulemebeze batongoza okuwandisibwa kwábavuzi ba Taxi mu ggwanga

Ivan Ssenabulya

October 20th, 2022

No comments

Bya Prossy Kisakye, Ekibiina omwegatira abavuzi ba taxi ne bakondakita mu ggwanga lyonna ki Federation of Uganda Taxi Operators (FOUTO) olwaleero kitandise omulimu gw’okuwandiisa abaddukanya takisi bonna mu Uganda. Bwabadde ayogerera ku mukolo gw’okutongoza omulimo guno mu Kampala, ssentebe w’ekibiina kino, Rashid Ssekindi agambye nti […]

Poliisi ekutte omukulu wéssomero eyalya ensimbi za bayizi ezé bigezo

Poliisi ekutte omukulu wéssomero eyalya ensimbi za bayizi ezé bigezo

Ivan Ssenabulya

October 19th, 2022

No comments

Bya Abubaker Kirunda, Poliisi mu ggombolola y’e Namutumba ekutte omukulu wessomero ku bigambibwa nti yabulankanya ssente z’ebigezo by’abayizi basiniya eyokuna ne basubwa okukola ebigezo ebyakamalirizo ebyatandise ku ntandikwa ya wiiki eno. Omwogezi wa poliisi mu Busoga east Diana Nandawula agamba nti omukwate abadde akulira essomero […]

Abatuuze e Bukomansimbi balajana enkuba eboononedde ebirime

Abatuuze e Bukomansimbi balajana enkuba eboononedde ebirime

Ivan Ssenabulya

October 19th, 2022

No comments

Bya Gertrude Mutyaba, Nnamutikwa wenkuba eyafudemye akawungeezi ayise mu disitulikiti eye Bukomansimbi yasanyizaawo ebirime by’abatuuze mu gombolola ye Kitanda ku byalo okuli Mirembe ne Busaabala. Abatuuze bagamba nti ensimbi baazeewola mu banka nga baalina essuubi okukungula. Bano bagamba nti ekyeya kyabakuba nnyo nga baalina essubi […]