Amawulire

Maama ayokeza abaanabe olwókubba ebijanjalo akwatibwa

Maama ayokeza abaanabe olwókubba ebijanjalo akwatibwa

Ivan Ssenabulya

October 27th, 2023

No comments

ByaYahudu Kitunzi,   Poliisi mu disitulikiti y’e Nakasongola ekutte omukazi ow’emyaka 27 ku bigambibwa nti yatulugunyiza bawala be babiri olwókubba enva z’ebijanjalo. Omukwate ategerekese nga Justine Namuwonge omutuuze w’e Kyabutaika Kakooge Town Council mu disitulikiti y’e Nakasongola. Ono yalabiddwaako ng’ayokya bawala be beyalumiriza okubba ebijanjalo. Omwogezi […]

Ababaka abakyala bongedde okulumiriza abébyókwerinda

Ababaka abakyala bongedde okulumiriza abébyókwerinda

Ivan Ssenabulya

October 26th, 2023

No comments

Bya Ronald Ssenvuma, Ababaka abakyala abakikirira okuva mu bitundu byeggwanga ebyenjawulo abamu ku batulugunyizibwa ab’eby’okwerinda bennyamidde olw’ebikolwa eby’okubatulugunnya ebize nga bibakolebwako ab’ebitongole ebikuuma ddembe. Bino babyogeredde ku palamenti mukuwa ebirowoozo byaabwe n’okulaga obulumi bwe bayitamu n’abalonzi baabwe kwosa nokwasanguza abamu ku bakulu mu byokweridda ababatulugunya […]

Abadde avunanibwa okuwa omusirikale enguzi yegy’erezebwa

Abadde avunanibwa okuwa omusirikale enguzi yegy’erezebwa

Ivan Ssenabulya

October 26th, 2023

No comments

Bya Ruth Anderah, Ekitongole kya kkooti enkulu ekivunaanyizibwa ku kulwanyisa obuli bw’enguzi kisazizzaamu omusango gw’obuli bw’enguzi n’ekibonerezo ky’okusibwa Emyezi 12 egyali giweereddwa omukazi ku misango gy’okuwaayo enguzi eri omuserikale wa poliisi. Mirembe Peace, yawozesebwa n’asingisibwa omusango gw’obuli bw’enguzi omulamuzi w’ekitongole ekilwanyisa enguzi, Asiimwe Esther, nga […]

Ababaka bagala ensimbi mu nzijanjaba y’abalina obuzibu ku bwongo

Ababaka bagala ensimbi mu nzijanjaba y’abalina obuzibu ku bwongo

Ivan Ssenabulya

October 25th, 2023

No comments

Bya Moses Ndaye, Ababaka ba Palamenti abatuula ku kakiiko akavunanyizibwa ku banu abalina obuzibu ku bwongo, basabye gavumenti eyongere ku nsimbi eziweebwayo okukola ku nsonga z’endwadde z’obwongo mu ggwanga. Omwogezi wa kakiiko kano, Chris Komakech agamba nti mu mbalirira eyaakafuluma gavumenti yasobodde okugaba ebitundu 1% […]

Minisita simusanyufu n’obukwakulizo bwa WHO kunsimbi z’endwadde enkambwe

Minisita simusanyufu n’obukwakulizo bwa WHO kunsimbi z’endwadde enkambwe

Ivan Ssenabulya

October 25th, 2023

No comments

Bya Prossy Kisakye, Minisita avunanyizibwa ku by’obulamu Jane Ruth Aceng, yemulugunyiza ku bukwakulizo obwateerwa ekitongole ky’ebyobulamu ekyensi yonna ki WHO kunsimbi z’obuyambi eziweebwa amawanga agatali gamu singa gaba gali mubwetaavu wakati nga wabaluseewo endwadde enkambwe nga Kolera, Covid, Ebola n’endala Minisita okwogera bino asinzidde Munyonyo […]

Bannauganda abali ku bitundu ebyókunsalo balabuddwa ku butujju

Bannauganda abali ku bitundu ebyókunsalo balabuddwa ku butujju

Ivan Ssenabulya

October 25th, 2023

No comments

Bya Kevin Githuku, Gavumenti ya Uganda ng’eyita mu minisita wébya technologia n’okulungamya eggwanga, Chris Baryomunsi, esabye Bannayuganda ababeera okumpi n’ensalo za Uganda okuloopa ebikolwa byonna bye bayinza okwekengera nga bigenda mu maaso mu bitundu ebibeetoolodde. Minisita abadde ayogerako eri bannamawulire ku Uganda Media Centre, enkya […]

Museveni agamba teyetaaga kusomesebwa ku bikwata ku kulonda

Museveni agamba teyetaaga kusomesebwa ku bikwata ku kulonda

Ivan Ssenabulya

October 24th, 2023

No comments

Bya Ronald Ssenvuma, PULEZIDENTI Museveni awadde amawanga g’obugwanjuba amagezi obutaddamu kugezaako kumuwa magezi ku ngeri y’okutegekamu okulonda mu ggwanga lino kubanga ye mukugu. Bwabadde ayogerera mu lukungaana lwa bavubuka abalina kebekoleddewo ku kisaawe e Kololo, Museveni era ategezeza abazungu nga bwatetaaga buwabuzi bwabwe ku bikwata […]

Omuwala asindikibwa mukomera lwa Butemu

Omuwala asindikibwa mukomera lwa Butemu

Ivan Ssenabulya

October 24th, 2023

No comments

Bya Ruth Anderah, Omuwala owemyaka makumi 25 asindikiddwa ku alimanda mu kkomera e Luzira lwa butemu. Amoit Lillian asbiddwa mu maaso g’omulamuzi wa kkooti e nkulu mu Kampala Rosette Comfort Kania amusomedde omusango gw’obuttemu wamu nokutulugunya omuntu nga tamutta najjegaana. Wabula oluvanyuma lwokwegaana emisango omulamuzi […]

Palamenti esiimye omugenzi Henry Kyemba

Palamenti esiimye omugenzi Henry Kyemba

Ivan Ssenabulya

October 24th, 2023

No comments

Bya Kevin Githuku ne Prossy Kisakye, Palamenti akawungeezi ka leero etuuzizza olutuula olw’enjawulo okussa ekitiibwa mu eyali minisita Henry Kyemba. Omumyuka wa Sipiika wa Palamenti Thomas yakulembedde Palamenti okusiima omugenzi Kyemba, n’amwogerako ng’omusajja eyaweereza eggwanga lye n’obunyiikivu obw’ekitalo, n’okumwebaza okuwaayo obudde okuteeka ebyafaayo bya Uganda […]

Besigye alabudde bannakibiina kya FDC ekiwayi kyé Katonga

Besigye alabudde bannakibiina kya FDC ekiwayi kyé Katonga

Ivan Ssenabulya

October 23rd, 2023

No comments

Bya Mike Sebalu,  Eyaliko senkagale wekibiina kya FDC era omutandisi wakyo, Dr Kiiza Besigye asomoozeza ekiwayi kya bakulembeze bekibiina abe Katonga okukwata ebibasomooza nobwegendereza bireme kubamalamu maanyi mu lutalo lwe balimu. Bino abyogeredde munsisinkano yabatandisi be kibiina kya FDC ebadde Namugongo, Besigye agambye nti singa […]