Bya Ritah Kemigisa
Ekibiina ekiddukanya omuzannyo gwomupiira mu gwanga, ekya FUFA bawumuzza omutendesi wa team ye gwanga the Cranes, Jonathan Mckinsyry okumala omwezi mulamba oluvanyuma lwobutakola bulungi mu mpaka zokusunsula abanazannya AFCON.
Mu kiwandiiko ekivudde mu FUFA, bagamnbye nti McKinstry yalina emipiira ebiri gyeyali atkeddwa ouwangula, kyatakola.
Bino webijidde nga Uganda Cranes eri mu ketao okuzannya Malawi ne…
