Skip to content Skip to sidebar Skip to footer

Ebyobulamu

Ebbugumu likendeeza emikisa gy’okuzibikira emisuwa egili mu binywa

Abakugu bakizudde nti omuntu bw’abeera mu kifo ekilimu ebbugumu kikendeeza emikisa gye egy’okuzibikira emisuwa egili mu binywa. Okunonyereza kuno kwakoleddwa ku bakyala emitwaalo 20 mu ggwanga lya America. Abakugu bakizudde nti kino kiyinza okuba nga kiva ku kirungo kya vitamin D ekisangibwa mu musana. Wabula ate abakugu bano beebamu balabudde nti kino tekisaanye kukozesebwa bantu kusiima mu musana…

Read More

Uganda y’akulwanyisa omuze gw’okukecula abakyala mu mbugo

Uganda ebaze ku lutalo lw’okulwanyisa omuze gw’okukecula abakyala mu mbugo. Bino bizze ng’eggwanga lyeteekateeka okukuza olunaku oluvumirira ekikolwa kino olugenda okukwatibwa olunaku lw’enkya. Minister omubeezi akola ku byobuwangwa, Rukia Nakadama agamba nti abakyala abali mu bukadde 120 beebakeculwa buli mwaka ku lukalu lwa ssemazinga wa Africa. Ku bano nno abakyala obukadde busatu beebafa. Nakadama agamba nti amawanga…

Read More