Skip to content Skip to footer

Mao awereddwa ekitanda

MAO @ DP Press conference 3

Akulira ekibiina kya DP Norbert Mao embeera ye eyongedde okutabuka ey’ebobulamu nga kati awereddwa e Kitanda.

Mao ajjanjabibwa ku ddwaliro lya International Hospital Kampala gyeyawereddwa ekitanda yadde nga yabadde  agenze kumukeberako.

Wabula ssabawandiisi wa DP Mathis Nsubuga agamba nti embeera ssi mbi biri awo era nga wakusiibulwa.

Leave a comment

0.0/5