Skip to content Skip to footer

Mwongere ensimbi mu bulimi

File Photo: Abalimi boleseeza
File Photo: Abalimi boleseeza

Gavumenti esabiddwa okwongera ku nsimbi zeteeka mu by’obulimi nga Uganda yegasse ku nsi yonna okukuza olunaku lw’emmere,

Ekitongole ekivunanyizibwa  ku by’emmere mu nsi yonna kyatekawo olunaku lwa nga  October 16, 2015 okumanyisa abantu mu nsi yonna ekivuddeko enjala n’obwavu.

Omubaka wa  Igara East Mp Michal Mawanda  agamba ebyobulimi bisaana okwongeramu amaanyi okutaasa bannayuganda enjala ebali obubi.

Agamba gavumenti okulaga nti efaayo erina kwongera ku nsimbi zeteeka mu by’obulimi.

Leave a comment

0.0/5