Skip to content Skip to footer

Ogwa sejusa bagwongeddeyo

 

sejusa ayimbuddwaKkooti enkulu wano mu Kampala eyongezzayo ensala yaayo ku musango gwa Gen David Sejjusa mweyabuliza obanga akyali mujaasi oba nedda nga kati gwakusalibwawo olunaku lwenkya.

Omulamuzi Margaret Oumo Oguli kitegezeddwa nti mukiseera kino ali Mbale awulira misango gyakulonda.

Ssejusa ayagala kkooti erangirire nti takyali mujaasi kubanga takyafuna musaala songa taddangamu kutumibwa ku mulimu gwonna ogwamagye.

Omulamuzi Kenneth Munungu akakasizza ensonga eno.

Leave a comment

0.0/5